• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Omulangira Wasajja asabye abazadde okuyigiriza abaana ennono

Gambuuze by Gambuuze
November 11, 2021
in Amawulire
0 0
0
Omulangira Wasajja asabye abazadde okuyigiriza abaana ennono
0
SHARES
48
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kampala

Omulangira David Kintu Wasajja asabye abazadde okukuliza abaana baabwe mu mpisa n’ennono kibasobozese okuyiga obuwangwa, basobole okubutambuliramu n’okubunyweza.

Obubaka buno abuwadde atikkula Amakula okuva ku munnasingo Dezelenta Namwanje mu Lubiri lwa Beene e Mmengo ku Lwokuna.

Omulangira Wasajja ategeezezza nti singa abaana bafiibwako ne bamanya obuwangwa bwabwe n’ennono, kijja kubayamba okufuuka aboomugaso mu nsi era babeere ekyokulabirako.

Omukyala ono Namwanje mutuuze mu ggombolola ya Mutuba III Bukomero mu Ssingo  agambye nti azze kwebaza kuba oluvannyuma lw’okuteeka ekiragiro kya Kabaka mu nkola eky’okwenyigira mu bulimi okusobola okufuna emmere emala, atandise okuloza ku makungula era agamu ku go kwe kusalawo okugaleeta Embuga.

Mu ngeri yeemu Omulangira  Wasajja yeebazizza Namwanje olwokufaayo okutuukiriza obuvunaanyizibwa bwe ng’omuganda bw’akiise Embuga era n’asaba abantu abalala okumulabirako.

Ate ye Katikkiro w’Ebyalo bya Ssaabasajj, Omuk. Moses Luutu  ategeezeza nti  Namwanje ne Famire ye,  kye bakoze kubadde kutuukiriza ennono era lyafuuka katala  lyabwe.

Eyakulembeddemu Omukyala Namwanje, Omutaka Muteesaasira Keeya Tendo, mu bubaka bwe  akalaatidde abazzukulu okuba abakozi  ate n’okufaayo okumanya ensibuko yaabwe  ne bibakwatako, kibayambe okugenda mu maaso.

Ye  Omukwanaganya w’emirimu mu Nkuluze, Simon Ssenkaayi  alaze obwennyamivu ku  buwangwa n’ennnono ebiserebye nsangi zino naddala olulimi ky’agambye nti singa tekisalirwa magezi, ebyasa ebirijja  byandifiirizibwa omukisa  okutegeera obugagga obululimu .

Bano mu bintu bye bakiise nabyo Embuga mulimu; emmere, ebibala  n’ebintu ebirala nga bino byonna  biggyiddwa mu lusuku lwe yasimba  oluvannyuma lw’ekiragiro kya Beene.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist