• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Omulangira Wasajja asabye abavubuka okunnyikiza emirimu egizza Buganda ku ntikko

Gambuuze by Gambuuze
March 30, 2022
in Agafa e Mengo
0 0
0
Omulangira Wasajja asabye abavubuka okunnyikiza emirimu egizza Buganda ku ntikko
0
SHARES
83
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Masengere – Mmengo

Omulangira David Kintu Wasajja asabye abavubuka wonna mu Buganda okunnyikira okukola emirimu egisobola okuzza Buganda ku ntikko awamu n’okutumbula embeera z’abantu ba Kabaka.

Obubaka buno bubaweereddwa omulangira David Kintu Wasajja wabadde asisinkanye olukiiko olufuzi  olw’ abavubuka mu Buganda olwa Buganda Youth Council ku Lwokubiri mu Masengere e Mmengo.

“Ekitiibwa kya Buganda kiri mu bantu ba Ssaabasajja, tetuyinza kwenyumiriza mu bizimbe byetulaba wano nga abantu baffe tebali bulungi, tulina okubazimba mu bulamu bwabwe, okubeera obulungi. Mwebale ensonga za Buganda butazisuula muguluka kubanga emyaka gyammwe waliwo bingi ebyandibabuziza,” Omulangira bwe yagambye.

Ono abeebazizza olw’ obumu bwebolesa mu buweereza okutwala abavubuka ba Buganda mu maaso kyokka nabasaba okwewala ebisomoozo okubaggya  ku mulamwa wabula nga abakulembeze bateme empenda engeri y’okubivuunuka okutuukiriza obuvunaanyizibwa obwabakwasibwa.

Ssentebe w’Abavubuka mu Buganda Baker Ssejjengo amwanjulidde  Alipoota omuli  ebituukiddwako era nalambulula nebyo ebyokusibwako essira omwaka guno  okulaba nga Abavubuka bongera okuyitimuka wonna mu Buganda.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist