• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Omulangira Nakibinge Alabudde Abaana ku kulwanira emmaali abadde gyebalesse

Gambuuze by Gambuuze
February 8, 2025
in Amawulire
0 0
0
Omulangira Nakibinge Alabudde Abaana ku kulwanira emmaali abadde gyebalesse
0
SHARES
69
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Shafik Miiro

Vvumba – Bulemeezi

Omulangira Dr. Kassim Nakibinge asabye abaana okukuuma omukululo gwa Kitaabwe nga n’ekikulu abalabudde obutalwanirwa bya bugagga  bakadde bwabwe byebabeera balesse.

Obubaka buno Omulangira Nakibinge abuwadde yeetabye mukwaya olumbe lwa Owek. Hajj Ibrahim Sseguya lwabiziddwa e Vvumba mu Bulemeezi ku Lwomukaaga.

Omulangira Nakibinge asabye abaana b’ omugenzi bakwatagane okulaba nga bongera okukulaakulanya byonna bye yatandikako.

Omulangira Nakibinge  atenderezza omukululo gwa Hajj Sseguya n’olwebikulu bye yakolera obusiraamu mu Uganda okuviira ddala mu biseera bya Hajj. Badru Kakungulu. 

Ono yeebazizza abaana olw’ engeri gye bakulaakulanyiza ekifo ky’ekiggya awaziikibea Kitaabwe naabasaba okukuuma omukululo gwa kitaabwe.

Omumyuka Asooka owa Katikkiro Owek. Prof. Twaha Kaawaase ku lw’Obwakabaka ayogedde ku mugenzi ng’eyali omusajja ow’amaanyi era nga kino kyeyolekera mu ngeri gye yaweerezamu Obusiraamu, Obwakabaka n’Eggwanga okutwaliza awamu.

Owek. Kaawaase agamba nti ono yali muwabuzi nnyo mu nsonga ez’enjawulo eri abo abaamutuukiriranga kyokka okuweereza Kabaka teyakikomya ku ye yekka, wabula n’ateekateeka n’Abaana abamu abali mu buweereza e Mengo kati.

Yeebazizza abaana olw’okugoberera ennono y’okwabya olumbe ne batapapirira kwabya lumbe ng’omuze bweguze gulabika ensangi zino.

Omusika Lubega Muhammad Sseguya amusabye okukulembera obulungi banne, abawe ekitiibwa, abawulirize era abagaale olwo nabo bakole batyo basobole okukuuma omukululo gwa Kitaabwe.

Supreme Mufti wa Uganda Sheikh Muhammad Galabuzi asinzidde wano n’akubiriza abaddu ba Allah okutwala eky’okulabirako ku mugenzi engeri gye wagira ennyo emirimu gy’Obusiraamu, olwo nabo benyigiremu okulaba nga gitambuzibwa mu ngeri ez’enkulaakulana.

Lubega Muhammad Sseguya y’asikidde Kitaawe Omugenzi Hajj Sseguya nga Lubuga we ye Mariam Nalubega

Omugenzi Hajj Sseguya yaliko omukiise mu lukiiko lwa Buganda era n’aweereza ku bukiiko obw’enjawulo, yaliko Ssentebe w’omuzikiti gw’e Kibuli okumala emyaka 25 ate nga yali musaale nnyo mu kutandikibwawo kw’eddwaaliro ly’e Kibuli.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist