• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Omulangira Kintu Wasajja afaalasidde abazadde bayigirize abaana Ennono n’Obuwangwa

Gambuuze by Gambuuze
December 15, 2022
in Agafa e Mengo
0 0
0
Omulangira Kintu Wasajja afaalasidde abazadde bayigirize abaana Ennono n’Obuwangwa
0
SHARES
41
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Lubiri – Mmengo

Omulangira David Kintu Wasajja afaalasidde abantu ba Kabaka naddala abazadde okufaayo bayigirize abaana ennono n’obuwangwa bakule nga bamanyi obuvo n’obuddo bwabwe.

Bino Omulangira Wasajja yabyogeredde mu Lubiri e Mmengo ku Lwokusatu bw’ abadde aggalawo omwaka gw’ Amakula aga 2022 n’okutikkula agaleeteddwa banna Kyaddondo ne Busiro nga ali wamu ne minisita w’Obuwangwa n’Ennono, Owek. David Kyewalabye Male.

Omulangira asabye abazadde okufaayo balabe nti abaana naddala abato bakula bamanyi bulungi obuvunaanyizibwa bwebalina eri Nnamulondo.

Ono agamba nti kino kisobola bulungi okuyamba Buganda okubaako ebikulu byetuukiriza nga bwerinda okufuna Federo okuva mu gavumenti eyawakati.

Minisita  Owek. David Kyewalabye Male ategeezeza nti  abantu bongedde okuteegera  obuvunaanyizibwa bwabwe eri Namulondo ekintu ekiwa essuubi n’okulaakulanya Obwakabaka.

Ye Katikkiro W’Ebyalo bya Kabaka Omuk.Moses Luutu asibiridde bannayuganda entanda mu ggandaalo lino okwewala okujjaajaamya ensimbi zisobole okubayamba mu biseera ebiddako.

Bbo abaami beggombolola ezikiise embuga baweze okwongera okunnyweza obumu ate nokuweereza Beene awatali kumutiiririra.

Omwaka guno eggombolola ya mutuba 3 Makindye Kibuga okuva mu Kyadondo yennywedde muzinaazo akendo mu nteekateeka ya Amakula,  negobererwa Ssaabaddu Mugoye okuva e Ssese ate Ssaabawaali Gombe nekwata eky’okusatu.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist