• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Omulangira Golooba abadde mwesimbu – Jjajja w’Obusiraamu Kassim Nakibinge

Gambuuze by Gambuuze
February 25, 2025
in Agafa e Mengo
0 0
0
Omulangira Golooba abadde mwesimbu – Jjajja w’Obusiraamu Kassim Nakibinge
0
SHARES
33
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kibuli – Kyaddondo

Jjajja w’Obusiraamu mu ggwanga, Omulangira  Dr. Kassim Nakibinge agamba nti Omulangira Daudi Golooba  abadde muntu omwesimbu , ow’empisa era ayagala eggwanga lye.

Omulangira Nakibinge obubaka buno abuweeredde ku muzikiti e Kibuli mu Kampala ku Lwokubiri bwebabadde basaalira omulangira Golooba eyaseeredde ku Ssande ng’omukolo guno gukulidddwamu Sheikh Muhammad Galabuzi.

Mbuga Nakibinge annyonnyodde nti embeera y’obulamu bw’ Omulangira Golooba yatandika okukyuka oluvannyuma lw’okubula kwa muganda we Nasser gwe yali ayagala ennyo.

 Nakibinge asinzidde wano naasaba abantu okulongoosa emirimu gyabwe nga bakyali ku nsi n’okuleka Omukululo nga bavudde mu bulamu bwensi .

Ye Katikkiro Charles Peter Mayiga yeeyanyizza Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi olw’okujjanjaba Omulangira Daudi Goloba mu kiseera wabweredde omulwadde.

Mukuumaddamula agambye nti Omulangira Golooba musajja nnyo ayagala eby’enkulakulana bwatyo neyebazza Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi n’olulyo olulangira okutwalizza awamu olw’okujanjaba Omulangira waberedde Omulwadde .

Akulira eby’amateeka e Kibuli, Sheikh Abdul Hafizu Walusimbi yasoose okujjukizza abaddu ba Allah engeri gyebalina okweyisamu wakati mukugobeleera ebyawandikiibwa mu kitabo ekituvu ekya Quran n’okugobeleera enkola y’omubaka Nabbi Muhammad Okusasiira n’emirembe bibeere kuye.

Omukolo guno gwetabiddwako Omumyuka Asooka owa Katikkiro Owek Dr Twaha Kaawaase Kigongo , Omukubirizza W’olukiiko lwa Buganda Owek Patrick Luwaga Mugumbule , Minisita wa Gavumenti ez’ebitundu owek Joseph Kawuki , Minisita ow’ebyebyobulamu n’ebyenjigirizza Owek Chotilda Nakate Kikomeko , ba Ssenkulu b’ebitongole eby’enjawulo mu Buganda n’abantu abalala.

Kitegeerekese nti Omulangira Daudi Goloba abadde yakasiramu emyaka ena emabega era oluvanyuma Omubiri gw’omugenzi gutwaliddwa neguterekebwa mu Masiri e Kasubi.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist