• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Omuk.  Luutu asabye abavubuka okwewala ebikolwa by’okutabangula eggwanga

Gambuuze by Gambuuze
November 24, 2022
in Agafa e Mengo, Amawulire
0 0
0
Omuk.  Luutu asabye abavubuka okwewala ebikolwa by’okutabangula eggwanga
0
SHARES
26
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Lubiri – Mmengo

Katikkiro w’Ebyalo byalo bya Ssaabasajja Kabaka, Omuk. Moses Luutu asabye abavubuka okwewala abayinza okubayingiza mu bikolwa ebitabangula eggwanga naddala mu kiseera kino nga ebikolwa by’okulumba ab’ebyokwerinda byeyongera buli lukya.

Omuk. Luutu agamba nti abavubuka bali okubeera abagezi mu kaseera kano era beesambe abantu abayinza okubasuula mu butego wakati nga gavumenti ekola ebikwekweto kwabo abateeberezebwa.

Bino Omuk. Luutu yabyogedde atikkula Amakula ga Ssaabasajja Kabaka okuva mu Bannabusiro ab’eggombolola ya Mutuba III Namayumba mu Lubiri e Mmengo eggulo ku Lwokusatu.

Ku bayizi abali mukukola ebibuuzo nga abalala bawummudde,  Omuk. Luutu asabye abazadde okufaayo okulondoola abaana n’okubakuumirako amaaso baleme kuva ku mulamwa.

Omwami  wa Kabaka amulamulirako eggombolola ya Mutuba III Namayumba, Lydia Nakiganda yeebaziza Obwakabaka olw’enteekateeka zebusaawo ezikyusa embeera zabantu era aweze nti bakwongera okunnyweza emirimu gya Kabaka nokujitwala mu maaso

Okusinziira ku Nakiganda, eggombolola eno esomoozebwa banakigwannyizi abeesomye okwesenza ku ttaka ly’Obwakabaka n’okugobaganya abantu ku ttaka lyabwe olwo nebasigala ttayo.

Kinajjukirwa nti buli Lwakusatu eggombolola ez’enjawulo zireetera Omutanda ebirabo oluvannyuma ebifuuka Amakula mu kaweefube w’okulaba nti embiri za Nnyinimu Ssaabasajja Kabaka tezikarira mu nsonga z’ebyokulya.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist