• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Okunaaba Engalo Kiyinza Okutaasa Obulamu bw’Abantu Abafa Olw’Obucaafu.

Gambuuze by Gambuuze
October 15, 2026
in Amawulire
0 0
0
Okunaaba Engalo Kiyinza Okutaasa Obulamu bw’Abantu Abafa Olw’Obucaafu.
0
SHARES
1
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Arthur Kalumba

Engalo ezitali nnyonjo ziyinza okuba ekkubo obuwuka obuleeta endwadde mwe buyita okuyingira mu mibiri gyabantu. Abakugu balaga nti endwadde y’embiro esinga kukosa baana bato abali wansi w’emyaka 5. Embiro ziviirako abaana okukaluubirirwa kw’omubiri singa amazzi gammuggwamu, era mu mbeera ezimu omwana asobola n’okufa singa tafuna bujjanjabi mu bwangu.

Okunoonyereza okuva mu kitongole ky’abaana ki Unicef kulaga nti abaana 33 bebafa buli lunaku mu Uganda olw’endwadde eziva ku mbiro.

Wilberforce Kimezere okuva mu Unicef agamba nti abantu ebitundu 30 ku kikumi mu nsi yonna tebalina mazzi mayonjo wamu n’ebikozesebwa mu kunaaba engalo, ekireetedde endwadde eziva mu bukyafu okweyongera naddala mu baana bamasomero.

Mu kulwanyisa endwadde eziva mu bukyafu, Obwakabaka bwa Buganda bwegasse ku nsi yonna okukuza olunaku lw’okunaaba mu ngalo mu Katale ka Ssaabasajja Kabaka e Katwe, wansi w’omulamwa “Beera Omuzira w’Okunaaba mu Ngalo.”

Minisita wa Bulungibwansi, Obutondebwensi, Amazzi n’Ekikula ky’Abantu, Oweek. Hajjat Mariam Mayanja Nkalubo, bwe yasomye obubaka bwa Katikkiro, yasabye Rexba, ekitongole ekivunaanyizibwa ku butale, okukwatagana ne KCCA okutumbula obuyonjo mu butale bwa Kabaka, era n’asaba okuteekawo ensiisira z’ebyobulamu.

Ye Minisita w’Enkulakulaana y’Abantu Oweek. Choltildah Nakate Kikomeko aganbye nti abantu bwebategeera omugaso gw’okunaaba mu ngalo, n’ebyenjigiriza bijja kutitimuka. 

Abakugu bulijjo balabula nti obuwuka busobola okuva ku ngalo ezitali nnyonjo ne butuuka ku mmere n’amazzi, ne buleeta endwadde. 

Kyokka, okunaaba engalo n’amazzi amayonjo n’essabbuuni, ng’omaze okukozesa kaabuyonjo oba nga tonnaba kulya, kiyamba okwewala endwadde zino.

Ku lwa Rexba, Omuk. Ssewava Robert yategeezezza nti waliwo okusomoozebwa mu kufuna ebikozesebwa mu kunaaba engalo mu butale, n’asaba abayinza okuyamba okugonjoola ensonga eno.

Abakungu abalala, omuli Oweek. Choltildah Nakate Kikomeko, Hon. Silas Aogona ne Mw. Robert Ikwap, baavumiridde obutaba na mpisa nnungi ez’obuyonjo era ne bakubiriza abantu okufaayo ku bulamu bwabwe n’obw’abaana.

Obubaka obukulu ku lunaku luno bubadde nti okunaaba engalo n’amazzi amayonjo n’essabbuuni nkola nnyangu, ate etaasa obulamu. 

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist