• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Okuddaabiriza Ennyanja ya Kabaka

Gambuuze by Gambuuze
May 9, 2025
in Agafa e Mengo, Amawulire
0 0
0
Okuddaabiriza Ennyanja ya Kabaka
0
SHARES
235
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Miiro Shafik

Mengo – Kyaddondo

Olukiiko lutudde mu Bulange e Mengo okutema empenda ez’okulaba nti emirimu gy’okuddaabiriza ennyanja ennyo ginnyikizibwa okugizaawo mu kitiibwa kyayo.

Minisita w’Obulambuzi, Obuwangwa n’Ennono Owek. Anthony Wamala atudde n’Abolukiiko olwalondebwa okutambuza emirimu gy’okulongoosa ennyanja eno mu nsisinkano ayetabiddwamu ne Omusumba Robert Kayanja owa Miracle Center mu Ndeeba.

“Ennyanja ya Kabaka kya bulambuzi ate kya busika bwaffe, ekiri ku mitima gya bantu bangi, Pulaani zaakolebwa, ettaka ly’ennyanja lyonna lya puntibwa, newankubadde abantu bangi abalyesenzezaako naye enteekateeka ez’okutaasa ennyanja eno weeziri okulaba nti eddawo mu kitiibwa kyayo.

Owek. Wamala agamba nti abantu bangi balowooza nti tewali kikoleddwa kutaasa bintu bya Bwakabaka, annyonnyodde nti Obwakabaka bwa Buganda n’emikwano gyabwo bamanyi bulungi ekigenda mu maaso ku nnyanja ya Kabaka.

Minisita Wamala ategeezeza nti newankubadde enteekateeka zitutte ebbanga, naye waliwo ekikolebwa. Yebazizza Omusumba Kayanja naye eyavuddeyo okutambula n’Obwakabaka mu nsonga eno.

Omusumba Robert Kayanja yebazizza nnyo Obwakabaka olw’enteekateeka gye bulina mu kuzzaawo ennyanja ya Kabaka. Ategeezezza nti okusinziira ku Pulaani gy’alabyeko mu lukiiko lwe yetabyemu, emwongedde amaanyi nti omulimu guno gujja kuweesa Obwakabaka ne Uganda yonna ekitiibwa era yeyamye okutambulira awamu n’Olukiiko olukola ku nsonga eno okulaba nti ekigendererwa ekikulu kituukibwako.

“Ennyanja eno y’egenda okutaasa Kampala, kubanga twalabye ekizimbe nga kikutte omuliro, naye amazzi gava wala mu nnyanja Nnalubaale, ennyanja ya Kabaka y’erina amazzi okututaasa singa omuliro gukwata mu kibuga kyaffe” Omusumba Kayanja.

Ssentebe w’Olukiiko Omuk. John Fred Kiyimba Freeman ategeezezza nti olukiiko lwafulumya dda pulaani eyayisibwa Kabineeti ya Kabaka be Beene kennyini, agamba nti ekifo ennyanja kwetudde kiri ku yiika 67, kyokka kuliko abeesenzaako wabula bano baalabulwa dda, era abajjukiza okusegulira ettaka lino kubanga enteekateeka z’okuddaabiriza ekifo kino zigenda kutukizibwa mu bwangu ddala.

Ono ategeezezza nti olukiiko lusazeewo ebintu 4; okutambulira ku Pulaani eriwo, okukwatagana ne KCCA ne Minisitule y’Ebyettaka okulaba nti oluguudo olulinanye ennyanja lukolebwa, okutambula n’enteekateeka Omusumba Kayanja ze yatandiseeko omuli ekinya ekyasimiddwa okusengejja amazzi n’ebitoogo ebikwata obukyafu n’ensonga esembayo okulaba nti ettaka erya puntibwa liteekebwako bbuggwe lyonna.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist

No Result
View All Result
  • Omuko Ogusooka
  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.