• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Ebyobusubuuzi

Obwavu bufeebya ekitibwa kya Buganda – Katikkiro Mayiga

Gambuuze by Gambuuze
August 11, 2020
in Ebyobusubuuzi
0 0
0
0
SHARES
14
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Gerald Mulindwa

Luweero

Kamalabyonna wa Buganda Charles Peter Mayiga asabye abantu ba Buganda okukola ennyo kubanga obwavu  bufeebya ekitibwa kya Buganda ekiyimbibwa ku mikolo egy’enjawulo.

Katikkiro Mayiga n’abamu ku balimisa abeetabye mu musomo

Bino Katikkiro abyogeredde Luweero nga aggalawo omusomo gw’abalimisa b’emmwanyi mu Buganda leero ku Lwokubiri

“Ekisinga okutumalako ekitibwa ekyo, bwavu. Era abasooka okujja naddala abagenyi oba bamisani oba abavuzi b’amatwale ekitibwa kyebalaba kyali kyesigamye ku mbeera eyali mu Buganda”, Katikkiro Mayiga bwateegezezza.

Katikkiro Mayiga  era akunze abalimisa okufuba okulaba ng’ ekitibwa kya Buganda kiddawo kubanga bakyetaaga ate kati ku mulembe guno Omutebi.

Mayiga anyonyodde  nga abazungu abasooka  bwebeewunya ennyo obugunjufu n’okulakulana okwali mu Buganda.

“Ssekabaka Muteesa I yakulakulanya nnyo Buganda mu bukulembeze n’ennono  n’embeera z’abantu era nga omuntu atalina lusuku lugudde akaleka oba abakyala abangi nga talya bwami”, Mayiga bweyalambise.

Yagasseeko nti ebbula ly’ emmere limalako abaganda ekitibwa n’okubeera mu mbeera nga tebasobola kusomesa baana wamu n’okutereeza embeera zabwe.

Katikkiro yakunze abalina ettaka balime era balunde okulaba nga beegobako olukokobe lw’obwavu kubanga okuva edda abaganda balimanga okusobola okwekulakulanya.

Yasabye abalimi okukozesa obukugu basobole okukuuma omutindo ate era bafunemu amagoba amalungi olwo balyoke bakulakulane.

Share this:

Tags: Charles Peter MayigaEmmwanyi TerimbaKatikkiro Mayiga
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist