• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Obwakabaka bwetondedde eggwanga lya Namibia olw’enneeyisa y’abantu Beene bweyabaddewo okujjanjabwa

Gambuuze by Gambuuze
July 22, 2024
in Amawulire
0 0
0
Obwakabaka bwetondedde eggwanga lya Namibia olw’enneeyisa y’abantu Beene bweyabaddewo okujjanjabwa
0
SHARES
31
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

 Bya Ronald Mukasa

Bulange – Mmengo

Obwakabaka bwa buganda bwetondedde gavumenti y’eggwanga lye Namibia alw’abantu ab’emitima emibi eri obwakabaka  abasalawo okusiwuuka empisa nebekolera obusolosola mu Ggwanga neku bitebe byabwe mu mawanga egenjawulo nga beekwese mu mbeera y’obulwadde bwa Beene eyali agenzeeyo okujjanjabwa.

Kamalabyona Charles Peter Mayiga bw’abadde ayogerako eri obuganda enkya yaleero mu Bulange Mengo ategeezeza nti abo bonna balabe ba Buganda abeetaaga okwasanguzibwa n’okusomesa essomo.

Mu kiwandiiko Kamalabyonna Mayiga kyasomye ateegezezza Obuganda nti Ssaabaasajja Kabaka yakomyewo mu nsi ye era asinzidde wano neyeetondera Gavumenti ya Namibia olwabantu abasiiwuuka empisa nebekalaakasiza ku bitebe bya Namibia mu mawanga agenjawulo nga beefudde ababanja Kabaka.

Kamalabyona azeemu okujukiza abanti ba Buganda nti ensonga z’obulamu bwa Kabaka zibeera zakyama nga bwezityo tezisobola kwasanguzibwa buli asanze.

Mukuumaddamula annyonnyodde nti okudda kwa Ssaabasajja Kabaka kubongedde amanyi era emirimu gigenda kwongera okutambula kuba Nnyinimu mwaali.

Ow’omumbuga agattako nti emirundi mingi azenga abuulira Obuganda ebifa ku bulamu bwa kabaka n’ekigenderwa ekyokumanyisa abaganda embeera Beene mwabadde era wano asabye Obuganda okutunuulira abantu ababadde boogera ebyaswakaba ku bulamu bwa Ssaabasajja  n’erIiso ejjogi.

Ono agamba nti wadde Omutanda mw’ali alamula naye omukolo gw’okujjukira Amatikkira ga Beene ag’emyaka 31 nga alamula abantu be.

Ayanukudde n’ebibadde bibungesebwa ku mutimbagano nga Ssaabasajja Kabaka bweyavudde e Namibia ku buwaze olwa Visa ye okuggwako nakakasa nti kino si kituufu.

Kamalabyona akubiriza abantu b’omutanda okusigala nga bali bumu mu kiseera kino nga waliwo baagala okutaagulataagula obuganda.

Obwakabaka bwongedde okulabula Obuganda okwerinda abantu  batyoboola Nnamulondo era busitukiremu okulwanirira n’okutaasa Ekitiibwa Ky’obwakabaka, .

Ono yeebazizza olulyo olulangira, abaweereza ba Nnyinimu, abasawo ba Beene bonna n’Obuganda bwonna olw’enkolagana ennungi ebbanga Kabaka lyamaze e Namibia.

Mu buufu obwo Kamalabyonna waasabidde abantu ba Buganda bulijjo okugoberera amawulire agava embuga, ewa katikkiro, Minisita wamawulire, oba omuntu Nnyinimu gwasiimye okuva mu lulyo olulangira.

Olukungaana luno lwetabiddwamu Ssaabawolereza w’Obwakabaka, Christopher Bwanika, Minisita w’ Amawulire Okukunga era omwogezi w’obwakabaka Ow’ek Israel kazibwe Kitooke, Minisita wa gavumenti ez’ebitundu okulambula kwa Kabaka nensonga za Buganda ebweru Owek. Joseph Kawuki, Minisita w’Ebyenjigiriza n’ Enkulaakulana y’Abantu, Owek. Cotilda Nakate Kikomeko ne Minisita Noah Kiyimba

Bino webijjidde nga Beene yakomyewo mu kiro ekikeesezza olwa leero nga Nnyinimu Ronald Muwenda Mutebi II yakomyewo ku butaka okuva mu Ggwanga lye Namibia gy’eyali yagenda okuwummulako n’okufuna obujjanjabi.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist

No Result
View All Result
  • Omuko Ogusooka
  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.