• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Obwakabaka bwakwongera okuwagira emirimu gy’ obuyiiya egireeta ensimbi ezeegasa – Owek. Nsibirwa

Gambuuze by Gambuuze
August 28, 2024
in Agafa e Mengo
0 0
0
Obwakabaka bwakwongera okuwagira emirimu gy’ obuyiiya egireeta ensimbi ezeegasa – Owek. Nsibirwa
0
SHARES
42
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Shafic Miiro

Omumyuka Owookubiri owa Katikkiro era Omuwanika wa Buganda, Oweek. Robert Waggwa Nsibirwa agamba nti Buganda nazzikuno ng’abantu baayo beesigama ku buyiiya okufuna ensimbi ezayimirizaangawo amaka gaabwe.

Owek.Waggwa ategeezezza nti emirimu ng’okuweesa gyali gya nkizo ddala nga givaamu ensimbi n’ebintu ebikozesebwa ewaka ate n’ebyokwekuumisa. 

Obubaka buno abuwadde ali  ku mwoleso gw’ebiyiiye ebikolebwa n’ebyakolebwanga abaweesi ogubadde ku Makerere University nga gwatekeddwa Mw. Nsereko Raymond omunoonyereza ku bintu eby’edda.

Ono annyonnyodde nti singa ssi bakyeruppe kujja wano ne banafuya bye baasangawo nga babiyita ebya sitaani, ku buyiiya  obwali mu Buganda ne Uganda ey’awamu enkulaakulana yandibadde ya maanyi nnyo kati.

 Bw’atyo alaze obwetaavu obw’okuwagira emirimu egy’obuyiiya, mu Uganda okusobola okutumbula enkulaakulana era wano waategeereza nti Obwakabaka bumaliridde okuwagira emirimu egy’engeri eno.

Omutegesi w’ omwoleso guno Mw. Nsereko Raymond ategeezezza nga bwajja okwongera okumanyisa abantu ku biyiiye ebyedda nokubibaagazisa.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist