• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Ebyenjigiriza

Obwakabaka buwadde abayizi Bbasale

Gambuuze by Gambuuze
March 6, 2021
in Ebyenjigiriza
0 0
0
Obwakabaka buwadde abayizi Bbasale
0
SHARES
18
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Jesse Lwanga

Mukono

Obwakabaka bwa Buganda bugabidde abayizi ab’enjawulo bbasale mu Mukono ne Buikwe okuyambako abazadde okuzza abaana baabwe ku masomero oluvannyuma lw’ebyenfuna okutagulwa ennyo ekirwadde kya Ssennyiga Corona.

Abamu ku bazadde abaweereddwa bbasale okubakwasizaako

Bano Omwami atwala essaza lya Ssaabasajja ery’e Kyaggwe, Ssekiboobo Elijah Bogere Lubanga Mulembya, akubirizza abazadde okulaba ng’abaana abaweereddwa  bbasale  badda mu bitundu gye bava, kiyambe okuzza Buganda n’e Kyaggwe ku ntikko.

Bino Ssekiboobo yabyogeredde ku kitebe ky’essaza  bwe yabadde akwasa abayizi bbasale wakati ng’abayizi bateekateeka okudda ku ssomero oluvannyuma lw’okusindikibwa okudda eka olw’ekirwadde kya Ssennyiga Corona.

Ssekiboobo Bogere ategeezezza nti ku mulundi guno bafunye bbasale eziwerera ddala n’asaba abazadde bonna abazitoowereddwa okuggya bafune bbasale zino okuli eva Muteesa I Royal University kuba omukisa gugenda kusooka kuweebwa abo abeetaavu.

Ye atwala ebyenjigiriza mu ssaza lino, Steven Katabalwa, agamba beetegefu okufunira abazadde bbasale  eziwerera ddala emitwalo 3 nga mu zino mulimu n’ezo  eziteetaagisa bayizi kusasula kintu kyonna eri abayizi abateesobolerako ddala. Bo abazadde be twogeddeko nabo basiimye Ssaabasajja Kabaka olw’okuwa abaana ba Buganda omukisa naddala  okusomesa abaana baabwe mu kiseera kino  nga Ssennyiga Corona akyatawaanya eggwanga nga bangi essuubi ly’okuzza abaana ku masomero libadde likeeye.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist