• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Obwakabaka butandise ku nteekateeka z’okuzzaawo omuti ogw’ebyafaayo

Gambuuze by Gambuuze
June 11, 2024
in Amawulire
0 0
0
Obwakabaka butandise ku nteekateeka z’okuzzaawo omuti ogw’ebyafaayo
0
SHARES
32
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Francis Ndugwa

Kyambogo –  Kyaddondo

 Obwakabaka bwa Buganda nga buli wamu ne Ssettendekero wa Kyambogo butandise ku nteekateeka z’okuzzaawo omuti gw’ebyafaayo Ssekabaka Muteesa 1 gweyatuula wansi wagwo nga naawandikira Nnaabakyala wa Bungereza ebbaluwa naayita  abazungu okubangula abantu be.

Abakulu ku njuyi zombi basisinkanye ku Mmande e Kyambogo okutema empenda ku ngeri gyebasobola okuzzaawo omuti guno era nebalonda Prof. Maria Gorretti Nassali yalondeddwa okukulira akakiiko akagenda okulabirira eddimu lino.

Ono agenda kumyukibwa Omulangira Luutu Ssuuna  ate Hajati shifah Namubiru naalondebwa okubeera omuwandiisi w’akakiiko kano.

Bw’abadde ayogerako eri bannamawulire Prof. Nassali agambye nti balina enteekateeka y’okuggyawo ebimu ku bitundu by’omuti enduli basobole okugitereka.

Prof. Nassali agasseeko nti bakukwatagana ne bannabyafaayo basobole okuzuulirira ddala emyaka emituufu omuti guno gyegumaze.

Ono annyonnyodde nti  mu nteekateeka eno bakwetaaga ensimbi n’obukugu obw’enjawulo okulaba nti ebyafaayo bikuumibwa ate n’omuti guno guddawo.

Ye Omulangira Luutu Ssuuna annyonnyodde nti  ekifo kifo kigenda kufuulibwa eky’obulambuzi kuba y’ensibuko y’ebyenjigiriza  n’eddiini mu Buganda ne Uganda.

Kinajjukirwa nti omuti guno gwagwa mu mwezi ogw’okusatu omwaka guno oluvannyuma lwa nnamutikwa w’enkuba eyali afudembye.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist