• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Ebyenjigiriza

Obwakabaka busunsudde abafunye bbasale za Buganda

Gambuuze by Gambuuze
January 7, 2022
in Ebyenjigiriza
0 0
0
Obwakabaka busunsudde abafunye bbasale za Buganda
0
SHARES
71
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Francis Ndugwa

Bulange -Mmengo

Obwakabaka bwa Buganda busunsudde abayizi abaateekayo okusaba kwabwe okufuna bbasale nga bayita mu kitongole kya  Kabaka Education Fund basobole okweyongerayo n’emisomo gyabwe.

Enteekateeka eno eyindidde ku mbuga enkulu e Bulange e Mmengo ku Lwokutaano ng’ebula mbale okusoma kuddemu oluvannyuma lw’emyaka 2 miramba ng’abayizi tebasoma olw’ekirwadde kya Ssennyiga Corona.

Kamisona mu Minisitule y’ebyenjigiriza, Ndugwa Badru Musoke y’akuliddemu enteekateeka eno ebaddemu okugezesa abayizi era agambye nti kino bakikola okukakasa nti abayizi abaweereddwa omukisa guno beebo bennyini abasaanidde okuweebwa bbasale era babasunsula okukakasa nti ebibakwatako bituufu.

Ndugwa agamba nti abaana ebbanga lye bamaze nga batudde waka wabaddewo obwetaavu bw’okubabudaabuda n’okubabulira okubateekateeka obulungi nga tebannadda ku masomero kuba ekiseera kibadde kiwanvu ng’abaana tebasoma.

Ndugwa Musoke annyonnyodde  nti okusinziira ku bbanga abayizi lye bamaze nga tebasoma, bangi enneeyisa, n’endabamu ey’ebintu yakyuka nga beetaaga okuzibula amaaso.

Mu nteekateeka eno,  abayizi n’abazadde abaweereddwa bbasale beebazizza Ssaabasajja olw’okufaayo ku bantu ba wansi nga ne mu kiseera kino ekyokudda ku masomero abajjukidde era ne bawera okukola kyonna okubeera aboomugaso.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist