• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Obwakabaka busabye abantu okwesiba ku bulimi bakulaakulane

Gambuuze by Gambuuze
November 21, 2023
in Agafa e Mengo
0 0
0
Obwakabaka busabye abantu okwesiba ku bulimi bakulaakulane
0
SHARES
30
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Bulange – Mmengo

Obwakabaka bwa Buganda buwadde bantu amagezi balemere ku kulima era basoosowaze ebirime  eby’embala ng’ emmwaanyi nebirala bwebaba baagala okugoba obwavu.

Obubaka buno bubaweereddwa Omukubiriza w’Olukiiko lwa Buganda, Owek. Patrick Luwaga Mugumbule bw’abadde atikkula Oluwalo  lwa bukadde obusobye mu 27 okuva mu ggombolola ezivudde e Buddu ku Lwokubiri e Bulange e Mmengo.

Omukubiriza Luwaga Mugumbule abalaamidde  okulima emmwaanyi ezirongooseddwamu kuba zino zisobola bulungi okubala okusinga zinnansangwa abalimi nebasobola okufunamu nabasaba zino okuzirima nga batabikamu ebitooke basobole okufuna emmere gyebalya.

Abasabye bulijjo okuleeta abaana abato bongere okumanya ensonga za Buganda, Obwakabaka busobole okuggumira.

Owek. Mugumbule abakuutidde okwekuuma nga balamu bulungi era bafube okwelabirira obulungi kuba Ssaabasajja Kabaka abantu be abaagala nga balamu olwo lwebajja okutwala Buganda mu maaso.

Ye Minisita wa Gavumenti Ez’ebitundu mu Buganda, Owek. Joseph Kawuki akubiriza Banabuddu okunnyikiza obukozi basobole okwekulaakulanya ate ne Buddu eyongere okuyitimuka.

 Bbo Abaami b’Eggombolola ezenjawulo  abakiise embuga  beebaziza Obwakabaka era nebaloopa embuga  okusoomozebwa kwebayitamu kyokka bagamba nti kuno tekubalemeseza kuweereza Beene nakutuukiriza buvunannyizibwa bwabwe.

Mubakiise embuga mubaddemu abakulembeze ba Beene  ku mitendera egyenjawulo mu Ggombolola zino , abakulembeze mu Gavumenti eyawakati nabantu abalala era bano bebaziza Obwakabaka olw’enteekateeka z’enkulaakulana eri abantu nebawera okusigala nga bamuweereza.

Eggombolola ezikiise embuga kubaddeko;  Mutuba II Bukulula, Mukiise Mukungwe , Mutuba VI Katwe ne Mutuba VIII Kasaali nga zireese Oluwalo lwa bukadde  27 mu mitwalo 89 ne nusu 400 okuva ewa musaayi muto Andrew Ssekidde.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist