• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Obwakabaka bukungubagidde Omuweereza Lydia Nakku Bakyusa

Gambuuze by Gambuuze
May 20, 2024
in Amawulire
0 0
0
Obwakabaka bukungubagidde Omuweereza Lydia Nakku Bakyusa
0
SHARES
72
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ronald Mukasa

Lubaga – Kyaddondo

Obwakabaka bwa Buganda bukungubagidde abadde omuweereza mukitongole kya Tekinologiya mu Gavumenti ya Beene eyavudde mu bulamu bw’ensi ku Lwokutaano lwa wiiki ewedde.

Omugenzi Nakku yafiiridede mu ddwaliro e Nakasero gyabadde nga afuna obujjanjabi era obubaka bwa Gavumenti ya Beene bwatuusiddwa Omumyuka Asooka owa Katikkiro, Owek. Prof. Twaha Kigongo Kaawaase mukusabira omwoyo gw’omugenzi mu Lutikko e Lubaga.

Owek. Kaawaase ayogedde ku mugenzi ng’abadde ayagala ennyo Obwakabaka okuviira ddala mu ssomero mu kibiina ki Nkobazambogo ng’ono gyeyatandikira okuweereza Nnyinimu.

“Okufa kwa Lydia kulese eddibu ddene mu kitongole Kya Tekinologiya mu Bwakabaka, tubadde twakamala okubaga ekiwandiiko ekigenda okuyambako okulung’amya enkozesa y’omutimbagano munaffe ono mukama wamuyitidde,” Prof. Kaawaase bw’ategeezezza.

Ono asabye ab’oluganda lw’omugenzi, abasibiridde ekyawandikibwa okuva mu Yisaaya 41:10 nabasabira mukama okubayisa mu kiseera kino eky’okunyigirizibwa.

Bwanamukulu wa Lutikko y’e Lubaga   Fr. Achilles Mayanja agumiza ab’oluganda lw’omugenzi n’abaana nabakwasa mukama okubanyiga ebiwundu kyokka nakubiriza abakungubazi bonna bulijjo okwefumitiriza ku bulamu bwabwe nga bakyali balamu okulaba engeri gye bagasizamu omutonzi waabwe saako nokunweza empissa eyokusabira abaffu.

Fr. Mayanja era ajjukiza abakungubazi nti ku nsi fenna tuli bayise era neyeebaza Bba w’omugenzi olw’okukkiriza mukyala we okuwereza Eklezia ng’akyali mulamu.

ku lwa baana Alfred Bakyusa Kakooza yeebazizza nyaabwe olw’omukwano nokufaayo kwabalaze nga akyali mulamu nategeeza nti yadde nyabwe agenze, basigaza ebijjukizo bingi mu bulamu bwabwe.

Bba w’omugenzi Alfred Bakyusa yeebazizza abantu bonna abetabye mukusabira omugenzi n’abamuyambyeko nga afuna obujjanjabi kyokka nabasaba okumusabira n’abaana basobole okuyita mukusomoozebwa kuno.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist