• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Obwakabaka  bukungubagidde mutabani wa Minisita Joyce Ssebuggwawo

Gambuuze by Gambuuze
June 14, 2022
in Agafa e Mengo
0 0
0
Obwakabaka  bukungubagidde mutabani wa Minisita Joyce Ssebuggwawo
0
SHARES
50
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Naalya – Kyaddondo

Obwakabaka bwa Buganda busaasidde  Minisita omubeezi owa Tekinologiya  n’ensonga z’amawulire Owek. Joyce Juliet Ssebuggwawo Nabbosa eyafiiriddwa mutabani we Ssaalongo Ronald Bunkeddeko eyafa ku Lwomukaaga lwa Sabiiti ewedde.

Eggulo ku Mmande, Omumyuka Asooka owa Katikkiro, Owek. Prof. Hajji Twaha Kaawaase Kigongo, yatutteyo obubaka  nasaasira ab’enju eno.

“Bulijjo tusuubira nti abaana be bandibadde baziika bakadde babwe era bwetusaba, kibeera kya ntiisa nnyo omuzadde okutunula mu ntaana y’omwana lwakuba nti omwana omubaamu n’essuubi ddene nnyo. Kibadde kisaana era nga kigwanidde okujja okubabudaabuda,” Owek, Kaawaase bwe yagambye.

Owek. Kaawaase yategeezezza abakungubazi nga famire eno bweri enkulu ennyo mu Buganda nga Minisita Nabbosa awamu ne Nnaabagereka Sylvia Nagginda bakoze  ennyo okuzimba abavubuka mu Buganda ne Uganda.

Omugenzi ssalongo Bunkeddeko Richard Ssebuggwawo, afiiridde ku myaka 40  era ng’omulambo gwe, leero ku Lwokubiri gugenda kusula mu maka ga bakadde, ku Lwokusatu ku makya wabeewo okusaba okw’okwebaza katonda olw’obulamu bwe mu lutikko e Namirembe n’oluvannyuma aziikibwe ku biggya  bya bajjajja b’ e Nkumba mu Busiro.

Owek. Kaawaase mu kukubagiza kuno awerekeddwako Sipiika wa Buganda, Owek. Patrick Luwaga Mugumbule, omwogezi w’Obwakabaka owek. Noah Kiyimba, Ssaabaganzi Emmanuel ssekitoleeko, Namasole Damalie Nantongo Muganzi n’abakungu abalala.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist