• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Obwakabaka bukomezzaawo eggaali z’empaka, Bulemeezi  yeetegese

Gambuuze by Gambuuze
April 9, 2024
in Amawulire
0 0
0
Obwakabaka bukomezzaawo eggaali z’empaka, Bulemeezi  yeetegese
0
SHARES
64
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya  Ronald Mukasa

Bulange – Mmengo

Obwakabaka bwa Buganda bulangiridde nga bwebuzizzaawo omuzannyo gw’eggaali z’empaka mubutongole, ng’ezomwaka guno zakutandiikira mu Ssaza ly’ebulemeezi mu Luweero eranga zino zakubeera mu mitendera 4.

Ekirangiriro kino kikoleddwa Minisita w’Abavubuka, Emizannyo n’Ebitone, Owek. Robert Sserwanga mu lukung’aana lwa bannamawulire olutudde e Bulange Mmengo ku Lwokubiri.

Minisita Sserwanga agamba nti omutendera ogusooka gwa ggaali eza ggiya nga muno abasajja bakuvuga kilomita 90 emirundi 3 so nga  abakyala bakuvuga kilomita 60 emirundi 2.

Owek. Sserwanga agasseeko nti omutendera omulala gwa ggaali zi maanyi ga kifuba nga muno abasajja bakuvuga kilomita 60 emirundi 2 ate abakyala bavuge kilomita 30 omulundi gumu.

Ono era ategeezeza ng’ omuzannyo guno bwegubadde gwasulwa wabula ng’Obwakabaka busazeewo okuguzzaawo okusobola okuwa omukisa abagwagala nabasobola okugwetabamu omukisa.

Owek. Sserwanga agamba nti buli ssaza lisuubirwa okuweereza abavuzi wakati wa 3-6 ku buli mitendera era ng’empaka zino zakuberamu enkontana za mirundi ettaano mu mwaka wabula nga buli mulundi gutegekebwa olunaku lumu era nga zitandika ku ssaawa  3 ez’okumakya okutuuka ku  6 ez’omutuntu.

Essaza okuwangula liteekeddwa okwetaba mu nkontana okuli;  olwa Ssande nga 14/04/2024 Luweero -Bulemeezi, Ssande nga 07/07/2024  Mityana -Singo, Ssande nga 08/09/2024 Ssese-Ssese, Ssande nga 06/10/2024 Masaka-Buddu,  ne Ssande nga 16/11/2024 okwetoloola  Lubiri Ring Road era zino ze zakamalirizo.

Okusinziira ku bategesi, Amasaza  gonna amatongole agali wabweru wa Buganda, gakkirizibwa okwetaba mu mpaka zino wabula nga gawakanira ekikopo kya “Diaspora” so nga ate aga Buganda nago gaakuvuganya gokka.

Wano webasabidde ttiimu ez’enjawulo ezigenda okuvuganya okwewandiisa ne Minisitule y’ Abavubuka, Emizannyo n’Ebitone obutasukka 12 Kafumulampawu 2024.

Walondeddwawo olukiiko o oluteesiteesi olw’empaka zino nga  lukulemberwa;  Ssentebe Lukwago Mathias, Omuwandiisi Sserwanga Ahmed Kabogozza  ne Issa kimbugwe ng’ono yewa mawulire.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist