• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Obwakabaka bufunvubidde ku okulwanyisa ekibbattaka okutaasa abantu ba Beene

Gambuuze by Gambuuze
July 21, 2023
in Agafa e Mengo
0 0
0
Obwakabaka bufunvubidde ku okulwanyisa ekibbattaka okutaasa abantu ba Beene
0
SHARES
21
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Lubiri – Mmengo

Minisita avunaanyizibwa ku gavumenti ez’ebitundu era Ssaabawolereza wa Buganda, Owek, Christopher  Bwanika aweze okulwanyisa ekibbattaka ekisuza abantu ba Kabaka nga tebeebase.

Obubaka buno Owek. Bwanika abuwadde atikkula Oluwalo Bannakyaggwe mu bimuli bya Bulange ku Lwokutaano.

Minisita Bwanika aweze nti tebagenda kuttira muntu yenna ku liiso naddala abatamannya ngamba abeesomye okumalawo ettaka lya  Beene nga balyesenzaako ekizingamizza enkulaakulana.

Ono asabye abantu ba Kabaka okufaayo bajjumbire enteeketeeka za Buganda basobole okwekulaakulanya kuba zino zigendereddwamu okubakulaakulanya.

 Ssaabawolereza, Owek. Christopher Bwanika, ku lwa Katikkiro, yeebazizza abakulira amasomero olw’okwagazisa abaana obuwangwa n’ennono zaabwe, n’okubaleeta n’okubaleetanga mu nteekateeka z’Obwakabaka.

Abakoowodde okujja okwetaba ku mukolo gw’Amatikkira nga 31 July, 2023, nga Kabaka aweza emyaka 30, ku Nnamulondo. Abasabye n’okusimba emiti ng’ebijjukizo by’omwaka g

Eyakulembeddemu  abantu bano, Matovu Kato  David ategeezeza nti  newankubadde baliko ebisoomoza mu buweereza bwebaliko wabula tekibajja ku mulamwa era baakusigala nga baweereza Beene awatali kumutiiririra.

Bano baleese Oluwalo lwa bukadde  32 n’emitwalo 97 nekitundu okusobola okuyambako ku mirimu gy’Embuga okusobola okulaakulanya Obuganda.

Mu ngeri yeemu abantu ba Beene okuva mu Ggombolola ya Ssaabaddu Lwamaggwa okuva mu Ssaza Kooki  bakedde mbuga mu nteekateeka y’okuleeta Amakula nga bakulembeddwamu omwami  wa Kabaka amukulembererako eggombolola eno Robinah Ndibalwanya

Ye Katikkiro w’ebyalo bya Kabaka, Omuk. Luutu Moses  yabatikudde Amakula nakubiriza Abakooki okunnywerera ku Kabaka wabwe .

Omuk. Luutu alaze obwenyamivu ku  bikolwa ebikyamu ebyeyongera buli lukya nga n’olunaku lweggulo abayizi mu Kyaggwe baweereddwa obutwa era nasaba gavumenti okunonyereza abakoze ekikolwa ekyo bakangavulwe.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist