• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Obwakabaka bubaze enkolagana ne UBC okutumbula ebyempuliziganya

Gambuuze by Gambuuze
April 30, 2024
in Agafa e Mengo
0 0
0
Obwakabaka bubaze enkolagana ne UBC okutumbula ebyempuliziganya
0
SHARES
38
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ronald Mukasa

Omumyuka owokubiri owa Katikkiro era Omuwanika wa Buganda, Owek. Robert Waggwa Nsibirwa asisinkanye Ssenkulu ku w’omukutu gw’ebyempuliziganya gu Uganda Broadcasting Corporation – UBC,  Omuk. Watson Agaba  okutema empenda ku ngeri omukutu guno gyeguyinza okukolagana n’Obwakabaka okutumbula omutindo gw’ebyembuliziganya eri abantu ba Kabaka

Ensisinkano eno ebaddemu okukubaganya ebirowoozo ku ngeri y’okutumbula eby’empuliziganya mu Bwakabaka okutuusa obuweereza obw’omutindo ku bantu ba Beene era yetabiddwamu n’abamu ku bakulira ttivi y’Obwakabaka,  BBS Terefayina.

Okusinziira ku Omuk. Watson Agaba baagala okunyweza enkolagana n’Obwakabaka kubanga emirimu gyebukola mu bantu babwo gigendereddwamu okutumbula embeera zabwe n’okubakulaakulanya era ono ategeezeza nti ne UBC eruubirira okulaba ng’eddoboozi ly’Obwakabaka lituusibwa ku bantu okwetoloola Uganda yonna kubanga nabo baagala okulaba nga bannayuganda bakulaakulana. Ono era atenderezza kaweefube wa Mmwanyi Terimba, n’enteekateeka y’Oluwalo by’agambye nti ebizimbe obukozi n’obumu mu bantu ba Nnyinimu.

Oweek. Nsibirwa ategeezeza nti wajja kubaayo ensisinkano endala oluvannyuma lwa ssabbiiti bbiri okwongera okuttaanya ebyogeddwako n’okunyweza omukago ogusuubirwa okuvaamu ebibala ebiwerera ddala.

Omuk. Watson awerekeddwako abakungu  abalala  okuva ku UBC era bawagidde emirimu gy’Obwakabaka n’akakadde k’ensimbi kamu nga bayita mu nkola ey’Oluwalo.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist