• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Obutale bw’ Obwakakabaka bwakulaakulanyizibwa – Katikkiro Mayiga

Gambuuze by Gambuuze
August 18, 2020
in Amawulire
0 0
0
Obutale bw’ Obwakakabaka bwakulaakulanyizibwa – Katikkiro Mayiga
0
SHARES
22
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Gerald Mulindwa

Lubaga

Katikkiro Charles Peter Mayiga Ekif. File

Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga, agambye nti obutale bwonna obuli wansi w’ Obwakabaka bwakulaakulanyizibwa.

Bino Kamalabyonna abyogeredde ku Terefayina ya Channel 44 mu pulogulaamu ya ‘Arise and Shine’ ekubirizibwa Paul Kizza leero ku Lwokubiri.

“Twagala okukola akatale k’e Bwaise kabeere ka mutindo, abakolera wo ne bajja nebatubuuza nti mmwe mutugoba? Bajja ne Loodimeeya, Meeya we Kawempe n’omubaka Mubaraka Munyagwa.

Nababuuza nti akatale mwagala tukakulaakulanye nti ye, ne mbagamba kale mumbuulire tunakazimba tutya nga abantu batuddewo wali, nga ate beetunuulira,” Mayiga bwanyonyodde.

Katikkiro agambye nti akatale bwebaba bakaddamu kazimba abakoleramu balina okusooka nebavaamu naye bagenda kudda kubanga bebakakolera.

“Minisita wa Kabaka yagenda okujja atuule ku midaala! Era abakozi ab’omu butale be bajja okukolerawo ebyo bizibu bibeerawo balina okubigumira ne Nnyanja ya Kabaka tugenda kugikulakulanya era abantu nawo balina okusooka okuvaawo,” Oweek. Mayiga bwagambye.

Oweek. Mayiga era asekeredde abalowooza nti abantu balina kubakuumira mu kutya okusobola okubafuga. 

Ono aludde abatta abantu okukimanya nti ensi tugilyako makoola era nasaba okwewala okutyoboola eddembe ly’abantu.

ku Kirwadde ki sennyiga Corona, Katikkiro Mayiga asabye abantu okwekuuma ekirwadde kino era bakole buli kimu okubwetangira.

Katikkiro anyonyodde nga okusoomoozebwa kwasinze okufuna, kwe kwebuuza obanga abavubuka balaba byagezaako okubalaga era n’okwebuuza oba abantu bamutegedde ku nteekateeka ez’enjawulo.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist