• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Obukadde 94 busondeddwa okuddaabiriza ennyumba Muteesa II e Makerere

Gambuuze by Gambuuze
October 29, 2019
in Agafa e Mengo
0 0
0
Obukadde 94 busondeddwa okuddaabiriza ennyumba Muteesa II e Makerere
0
SHARES
26
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Katikkiro kukkono n’abamu kubeetebye kukijjulo

Bya Musasi waffe

Obukadde 94 bwasondeddwa okuddabiriza ennyumba ya Ssekabaka Sir Edward Muteesa II mweyasulanga nga akyali muyizi mussetendekero e Makerere. Ensimbi zino zaasondeddwa kukijjulo ekyategekeddwa mu Butikkiro, amaka amatongole  ag’obwa Katikkiro e Mmengo. Ekijjulo kyetabiddwako abantu ab’enjawulo abakutte mu nsawo nebawaayo bulyomu kyalina. Mu kwogerako gyebali, Katikkiro Charles Peter Mayiga yagambye nti omuntu ayagala okuzaaya eggwanga, yerabira ebyafaayo. Nabwekityo, natendereza nnyo omumyuka wa Ssenkulu wa ssenttendekero we Makerere Prof. Barnabas Nawangwe olw’okuvaayo n’ekirowoozo eky’okuzzaawo ennyumba eno okusobola okukuuma ebyafaayo bya Uganda. Mayiga era yeebazizza nnyo aba Buganda Twezimbe, olw’okusitukiramu nebakwasizaako Ssaabasajja Kabaka mu mirimu gy’okuzza Buganda ku ntikko.

Katikkiro era yatongozza ekitabo ekiraga abawagidde omulimu gw’okuddaabiriza ennyumba eno, ekigenda okukuumirwa mu tterekero ly’ebitabo ku Bulange.

Share this:

  • Twitter
  • Tumblr
  • Pinterest
  • Pocket
  • WhatsApp
  • Skype
  • Telegram
  • LinkedIn
Tags: Muteesa I Royal UniversityObwakabaka bwa Buganda
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist