• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Obubbi mu gavumenti bwebuviirako okwekalakaasa e Makerere-Katikkiro

Gambuuze by Gambuuze
November 2, 2019
in Amawulire
0 0
0
Obubbi mu gavumenti bwebuviirako okwekalakaasa e Makerere-Katikkiro
0
SHARES
40
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Katikkiro ng’anyumyamu n’abaana

Musasis waffe

Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga agambye nti oyo yenna ayagala okunogera eddaggala okwekalakaasa mu ssentendekero wa Makerere ng’ono yaasinga obunene n’obukadde muggwanga, ateekeddwa okukola kububbi mu gavumenti  nga essente ezikunganyizibwa zikola ebyo byeziteekwa okukola. Okwogera bino, Katikkiro yabadde Kansanga ku Church of Jesus Christ Of Latter Day Saints, gyeyagguddewo mu butongole. Ow’omumbuga era  yalambudde emirimu egy’enjawulo egikolebwa omuli, okulabirira abaana abato wamu n’okubasomesa eddiini, emisomo eri abavubuka okudda obuggya, ssaako n’okuyamba abo abali mu bwetaavu. Yasiimye nnyo omutandisi w’ekkanisa eno Fred Kamya ggweyayoddeko nti bamanyiganye ebbanga erisukka emyaka 40. “Tubadde ffena mukibuga kino ngatuwagiragana era omukwano gwenina ne Fred ggwegundeese. Okukola emikwano kyangu naye ekisinga obuzibu kugikuuma. Abantu abalinga nze tuba n’emikwano mingi naye betweyabiza tebaba bangi. Abamu mutwagala lwabutaala buno bwetutambuliramu,” Mayiga bweyagambye. Yagasseeko nti musanyufu nnyo okulaba ng’ekkanisa efaayo mukukuuma amaka, naagamba nti amaka amalungi gwemusingi okuzimbirwa eggwanga. “Mulaba ebigenda mumaaso muggwanga leero, buli muntu byasanga byakola era abantu bangi baweddemu ensa. Abantu bangi balowooza nti ekitutusizza wano kubanga ffe abakulembeze tweyisa nga abantu abataakulira mumaka agalimu ensa. Tetulina nsonyi kyov’olaba tetuswala kubba sente zaggwanga oba okutulugunya bantu kubanga amaka gayuuga,” Mayiga bweyagambye. Katikkiro era yavumiridde  amadiini agamu ennaku zino agagamba abantu nti bagende mumasinzizo basabe okutuusa obudde okukya mbu bafune obugagga, essente, emmotoka, abakazi, oba mbu bawone siriimu. “Mbiwulira buli lunaku naye katonda tayamba yeyambye? Bwakulaba nga weerwanako akuwa emikisa. Abagoberezi bonna bateekeddwa okuyigirizibwa okuyiiya, ate n’okukolera mubwerufu; tukooye ababbi,” Mayiga bweyagambye.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist