• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Eby'obufuzi

Oboth Oboth alekulidde obwaminisita avuganye ku Bwasipiika

Gambuuze by Gambuuze
March 22, 2022
in Eby'obufuzi
0 0
0
Oboth Oboth alekulidde obwaminisita avuganye ku Bwasipiika
0
SHARES
75
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kampala

Minisita omubeezi ow’ebyokwerinda, Jacob Oboth Oboth akakasizza nti waakuvuganya ku bwasipiika bwa Palamenti y’e 11 ng’adda mu bigere bya Jacob Oulanyah.

Ekifo kino kyasigala kikalu oluvannyuma lwa Jacob Oulanyah okufiira mu kibuga Seattle mu ggwanga ly’Amerika era mu tteeka tewali mulimu gwonna guyinza kukolebwa mu Palamenti okutuusa ng’ekifo kya Sipiika kijjuziddwa.

Okulonda Sipiika kugenda kubaawo ku Lwokutaano luno nga  Friday March 25, okusinziira ku nteekateeka eyafulumiziddwa.

Ku nsonga eno ababaka b’ekibiina kya NRM abagenda okuvuganya ku kifo kino basuubirwa okugenda ku kitebe leero ku Lwokubiri okusobola okuteekamu okusaba kwabwe.

Oboth Oboth ku Lwokubiri  yagenze ku kakiiko k’ekibiina kya NRM  nasaayo okusaba kwe nga ayagala ekibiina kimuwaddeko eddusu asobole okuvuganya ku kalulu kano.

Mu tteeka, baminisita tebasobola kuvuganya ku bwasipiika, akakiiko ak’okuntiko ak’ekibiina kya NRM, kaakusisinkana ku Lwokusatu n’Olwokuna okusalawo ani ekibiina gwe kinaasimbawo ku bukulu obwo.

Oboth Oboth ajjukirwa nnyo olw’okukubiriza akakiiko ka  Palamenti ak’amateeka akaasemba ekkomo ku myaka liggyibwewo ku abo abeegwanyiza okwesimbawo ku bwapulezidenti mu kalulu ka 2021 era ono agamba nti mwetegefu okutwala emirimu gya Oulanyah mu maaso.

“Jacob Oulanyah  asobola okuba nti yafudde naye sigenda kukkiriza birooto bye by’abadde alina eri Palamenti ey’ e11 kufa wamu naye.” Oboth Oboth bw’ategeezezza.

Oboth Oboth asuubirwa okuvuganya ne  Anita Among eyalaze edda nga bw’agenda okuvuganya ku kino. Abalala abagenda okuvuganya kuliko Theodore Ssekikubo ne Abdul Katuntu.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist