• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

NRM etandise ku nteekateeka y’okuzza obuganzi mu Buganda ne Busoga

Gambuuze by Gambuuze
November 9, 2022
in Amawulire
0 0
0
NRM etandise ku nteekateeka y’okuzza obuganzi mu Buganda ne Busoga
0
SHARES
29
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kampala

Ekibiina ki  National Resistance Movement (NRM) kituula bufoofofo okulaba nti kiddamu okwegulira obuganzi mu Buganda awamu ne Busoga gyeyakyawangulwa ennyo ekibiina ki National Unity Platform.

Ssaabawandiisi wa NRM, Richard Todwong yategeezezza abakulira ekibiina mu Buganda ne Busoga ku Mmande bwebabadde basisinkanye e Nakasero e Kampala.

Bano basimbye essira kwebyo byebalowooza nti byebyabaviirako okufiirwa obuwagizi bwebalina mu bitundu bino.

“Era tuzze wano okuyiga engeri ekibiina ekisinga obuganzi mu ggwanga gyekisobola okukolaganamu nammwe okusobola okukomyawo obuwagizi bwakyo,” Todwong bwe yagambye.

Okusinziira ku Todwong ekitundu kya Buganda kirina ebizibu byakyo gamba nga bannakyalo abangi abeeyuna okujja mu bibuga nga bano bazze basale eddiiro nebadda mu bibiina ebirala.

Todwong asabye bannakibiina naddala ababaka okuyambako ekibiina okuyambako okuvuunuka ekizibu kino mwebali.

Kinajjukirwa nti ekibiina ki NUP kyefuga Buganda ne Busoga mu kalulu akawedde aka 2021.

Ssaabakunzi w’ekibiina ki NRM, Rosemary Nansubuga Sseninde agamba nti omulimu omukulu kwekulaba nga bannakibiina  n’abakulembeze bafuba okulaba nti empeereza mu bitundu ebyenjawulo ebeera nnungi.

Ye omwogezi w’ekibiina, Emmanuel Dombo Lumala, yannyonnyodde nti bwekuba kuzza buwagizi kirina kukolebwa nga batandikira wansi mu byalo era basaabulule obulimba obubadde butambuzibwa ab’ ebibiina ebirala ku  NRM

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist