• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Eby'obufuzi

NRM ekukumbye ebifo bya sipiika mu Kampala

Gambuuze by Gambuuze
March 6, 2020
in Eby'obufuzi
0 0
0
NRM ekukumbye ebifo bya sipiika mu Kampala
0
SHARES
17
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Onesmus Mutumba ne Hamidah Nambajwe abaawangudde obwa sipiika e Kawempe

Bya URN

Ekibiina ekiri mu buyinza ekya National Resistance Movement [NRM] kyetisse ebifo ebisinga obungi ebya sipiika mu Kampala.

Okulonda ba sipiika olwaleero kwaddirira ennongoosereza mu tteeka erifuga Kampala Capital City Authority, eyassaawo woofiisi ya sipiika eyali yagyibwawo mu teeka lino erya 2010. 

Mu ggombolola y’e Lubaga, bakansala balonze Musah Mbaziira owa NRM ng’ono amezze Henry Lutwaama eyabadde yessimbyewo ku ulwe.

 Mbaziira yafunye obululu 27 ate munne Lutwama nafuna 19.

 Kenneth Ssonko nga naye wa NRM yeyawangudde eky’obumyuka bwa sipiika oluvanyuma lw’okufuna obululu 24.

Munne gweyabadde yeesimbyewo naye Henry Mpiima nga naye wa NRM yafunye obululu 22.

E Kawempe, Onesmus Mutumba owa NRM yafunye obululu 31 okumegga Stephen Mungi owa DP eyafunye obululu 16.

Hamidah Nambajwe owa NRM naye yamezze munne Christine Kyomuhendo okufuuka omumyuka wa sipiika.
Mu ggombolola y’omukulu w’ekibuga, Sylvia Bahemurwaki naye nga wa  NRM yafunye obululu 22 okufuuka sipiika nga yawangudde  Maureen Tumusiime eyafunye obululu 11.

Mu ggombolola y’e Makindye, Muzafar Kiyemba owa DP yafunye obululu 24 okuwangula John Tugaineyo eyafunye obululu 22.

Kyokka Aisha Nabasirye owa NRM nawangula eky’obumyuka bwa sipiika.

E Nakawa Moses Mugisha owa NRM teyavuganyiziddwa, nga’te Ali Kaluli naye owa NRM nawangula obumyuka bwa sipiika n’obululu 26. Ono yawangudde Robert Asiimwe naye nga wa NRM.

Ate ku disitulikiti e Kampala, Bruhan Byaruhanga owa NRM naye yawangudde obumyuka bwa sipiika oluvanyuma lw’okufuna obululu 18 ngate ye Doreen Sabuka owa FDC yafunye obululu 13.  

Share this:

  • Twitter
  • Tumblr
  • Pinterest
  • Pocket
  • WhatsApp
  • Skype
  • Telegram
  • LinkedIn
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist