• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Nnaabagereka Nagginda asisinkanye omubaka w’ Amerika mu Uganda

Gambuuze by Gambuuze
August 31, 2022
in Agafa e Mengo, Amawulire
0 0
0
Nnaabagereka Nagginda asisinkanye omubaka w’ Amerika mu Uganda
0
SHARES
35
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Bulange – Mmengo

Nnaabagereka Sylvia Nagginda Luswata asisinkanye omubaka w’ Amerika mu Uganda, Natalie Brown nebabaako ensonga enkulu zebateesaako.

Ensisinkano eno eyindidde mu Bulange e Mmengo ku Lwokusatu ng’era ebadde yakyama.

Okusinziira ku Muky. Susan Busuulwa Lubega abakulu bano boogedde  ku nsonga eziyamba abaana, abakyala, abavubuka n’emirimu gy’Ekisaakaate.

Ono agamba nti Nnaabagereka ayanjulidde Omubaka Natalie ekittavvu ekiggya kye yatandiseewo ekya Nnabagereka Nagginda Women’s Fund, mwagenda okuyita okukungaanya obuyambi obw’okutaasa abaana, abakyala n’abavubuka, ku nsonga z’ebyenjigiriza, eby’obulamu, n’eby’enkulaakulana.

Muky. Busuulwa agambye nti enteekateeka bwe zinaaba ziwedde, ekitebe ky’Amerika mu Uganda kya kukwasizaako Nnaabagereka okuggusa obuvunaanyizibwa buno.

Ono annyonnyodde  nti balina ekigendererwa eky’okukyusa endaba y’ebintu oluvannyuma lwa Ssennyiga Corona eyagootaanya eby’ebyenfuna mu ggwanga lyonna.

Ensisinkano yeetabiddwamu Ssaabawolereza wa Buganda era Minisita wa Gavumenti ez’Ebitundu, Owek. Christopher Bwanika.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist