• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Nnaabagereka ayanjudde enteekateeka z’okwenganga ekirwadde ky’emitwe

Gambuuze by Gambuuze
April 30, 2024
in Agafa e Mengo
0 0
0
Nnaabagereka ayanjudde enteekateeka z’okwenganga ekirwadde ky’emitwe
0
SHARES
32
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ronald Mukasa

Bulange – Mengo

Nnaabagereka Sylvia Nagginda nga ayita mu kitongole kye ki  Naabagereka Development Foundation ayanjudde enteekateeka y’okusaasaanya obubaka obukwata ku ndwadde z’omutwe  n’okuzirwanyisa. Enteekateeka eno egenda kutambulira wansi w’omulamwa ogugamba nti “Shine a light, illuminating mental health.” ng’eruubirira okulaba nga abantu abatawanyizibwa endwadde z’emitwe tebasosolwa mu bitundu gyebawangaalira  nabo basobole okweyagalira mu bulamu.

Bwabadde atongoza enteekateeka eno wali ku Mbuga y’Obwakabaka enkulu e Bulange – Mengo,  Nnaabagereka ategeezezza  nti embeera nnyingi eziviirako abantu okutataaganyizibwa mu bwongo nga kale betaaga okubeerwa n’okubudaabudibwa wamu n’okukubiriza abantu obutababoola.

Mu kaweefube w’okutuukiriza enteekateeka eno, ebitongole eby’enjawulo ebyesowoddeyo okukwatizaako Nnaabagereka era bino bisse omukago okunyweza enkolagana nga mu bino mulimu, kitongole ky’ebyobulamu mu nsi yonna ki World Health Organization, ekakiiko akalondoola eby’empuliziganya mu ggwanga ka Uganda Communications Commision, kampuni y’ebyempuliziganya eya Airtel ne bbanka ya I&M

Okusinziira ku kunoonyereza okwakolebwa minisitule y’ebyobulamu mu mwaka gwa 2023, ku buli bannayuganda basatu, omu  atawaanyizibwa endwadde y’omutwe mu ngeri emu oba endala. Wabula okunoonyerea kuno kulaga nti ezimu ku ndwadde zino tezirabika kyokka nga abalina ezirabika baboolebwa mu bitundu gyebawangaalira era kino kyekyawaliriza Nnaabagereka okutandika olubimbi lw’okunogera ekizibu kino eddagala.

Minisita w’ebyenjigiriza mu Bwakabaka bwa Buganda era nga y’avunaanyizibwa ku woofiisi ya Naabagereka, Owek. Cotilda Nakate Kikomeko ategeezezza nti enteekateeka ya Nnaabagereka bagirinamu essuubi ddene era alayidde okuggyayo n’agomubuto okulaba nti enteekateeka eno evaamu ebibala

Share this:

  • Twitter
  • Tumblr
  • Pinterest
  • Pocket
  • WhatsApp
  • Skype
  • Telegram
  • LinkedIn
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist