• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Njagala mpapula za Museveni si bigambo – Munnamateeka Muwada

Gambuuze by Gambuuze
September 22, 2020
in Amawulire
0 0
0
Njagala mpapula za Museveni si bigambo – Munnamateeka Muwada
0
SHARES
14
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kampala

Munnamateeka Muwada Nkunyingi alemeddeko ng’agamba ab’akakiiko k’ebyokulonda yabasabye mpapula zikwata ku buyigirize bwa Pulezidenti Yoweri Museveni so si kumunnyonnyolwa bigambo kuba amanyi gy’ayinza okubiggya bw’aba abyagala.

Munnamateeka Nkuyingi Muwada nga ayogerako eri bannamawulire

Nkunyingi, yawandiikira akakiiko k’ebyokulonda ng’ennaku z’omwezi 21 Owomunaana ng’akasaba okumuwa ebiwandiiko kwe kasinziira okusunsulamu Pulezidenti Museveni mu kalulu ka 2016 ng’etteeka erirung’amya okulondebwa kwa Pulezidenti (Presidential Elections Act 2005) bwe liragira.

Mu kuddamu okusaba kwe, Akakiiko k’ebyokulonda kaategeezezza ng’ebiwandiiko bya Pulezidenti Museveni bwe byali biteetaaga kuddamu kakasibwa.

Olwafunye okwanukulwa kuno Muwada n’ategeeza bannamawulre nti tasabangako bigambo kuva mu kakiiko k’ebyokulonda wabula yasaba ekintu kimu mpapula za Museveni ez’obuyigirize.

“Abakiiko k’ebyokulonda ebigambo bandibyesigaliza nze nebampa kye banabasabye.” Muwada bwe yategeezezza.

Akakiiko k’ebyokulonda kaanokoddeyo ekitundu nnamba 4 akatundutundu 15 ak’etteeka erirug’amya okulondebwa kwa Pulezidenti w’eggwanga akagamba nti, “Singa eyeesimbyewo abeera n’ebbaluwa ya Siniya eyoomukaaga nga yagifunira mu Uganda oba obuyigirize obusingako ku busabibwa mu mateeka nga yabuggya mu lyali ettendekero lya ‘University of East Africa oba amatabi gaalyo, tewajja kubaawo bwetaavu bwa kitongole ekirondoola amatendekero aga waggulu kumukakasa.”

Nkunyingi Muwada kino yakigaanye n’ategeeza nti ye ky’ayagala bye biwandiiko by’obuyigirize bwa Museveni ng’etteeka eriwa bannansi olukkusa okufuna amawulire ku kintu kyonna (Acess to Information Act,2005) bwerigamba.

“Etteeka erituwa olukkusa okufuna amawulire oba ebiwandiiko teritugaana kusaba bya Pulezidenti aliko, ffenna tulina okuyisibwa ekyenkanyi,” Nkunyingi bwe yalambuludde.

Muwada alumiriza nti munnamateeka Male Mabiriizi bwe yasaba ebiwandiiko bya Robert Kyagulanyi (Bobi Wine) akakiiko kaabimuweera mu nnaku nnya kyokka ye bwe yasabye ebya Museveni okumuddamu kumpi kibatwalidde omwezi mulamba.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist