• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Ngatujaguza Emyaka 27 Egy’amatikkira, Twagala Federo Twekolere Ku Nsonga Zaffe-Katikkiro

Gambuuze by Gambuuze
July 26, 2020
in Amawulire
0 0
0
Ngatujaguza Emyaka 27 Egy’amatikkira, Twagala Federo Twekolere Ku Nsonga Zaffe-Katikkiro
0
SHARES
43
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Musasi waffe

Dr Paul Kawanga Ssemogerere

Katikkiro Charles Peter Mayiga agambye ng’Obuganda bujaguza olwa SSaabasajja Kabaka okuweza emyaka 27 ng’atudde ku Nnamulondo ya bajjajjabe, Buganda eteekeddwa okufuna federo y’ekolere ku nsonga zaayo.

Mububakabwe bwatisse ba minisita, Oweek. Noah Kiyimba mu kusaba mu Lutikko e Lubaga wamu n’Oweek. David Kyewalabye Male mu kusaba mu maka ga Ssaabalabirizi Dr Steven Kaziimba Mugalu e Namirembe, Mayiga agambye ebintu ebituukiddwako nga Obwakabaka tebulina federo, kabonero akalaga nti bingi bijja ku kolebwa singa bugifuna.

“Ebirungi Nnamunswa byatutuusizzaako mu myaka 27 bijja kunywezebwa nga tulina eddembe okwekolera ku nsonga zaffe ez’omunda nga tutambulira ku nkola ya federo. Bye tusobodde okukola nga tetulina federo biraga nti bwetunaagabana obuyinza tujja kusobola okukola eby’omugaso ebisingawo,” Mayiga bweyagambye.

Katikkiro yagambye nti ng’Obuganda butambuza omwaka ogwa 28, nga Cuucu alamula, busaana okukuuma n’okunyweza obumu nga bwazze abukubiriza.

Oweek. Noah Kiyimba oluvannyuma lw’emmisa ku Lutikko e Lubaga

Yayongeddeko nti era kisaana bulyomu, okutuukiriza obuvunaanyizibwa bwe okulodoola Ensonga za Buganda Ssemasonga ettaano omuli n’okugabana  obuyinza.

Katikkiro yeebazizza Katonda olw’abantu bawadde Omutanda abali mumitendera egy’enjawulo abamuweereza era abamuwulira mu byonna byazze abalambikamu.

Oweek. Noah Kiyimba ng’ayogera mu Lutikko e Lubaga

“Wegiweredde emyaka 27 okuva Nnayinimu lweyava e Naggalabi ng’Obwakaba bweyongedde okubukala mu mitima gy’abantu era tulina obubonero bungi obuggyayo ekifaananyi kyabwo.

Ssaabalabirizi wakati ate ku ddyo ye Oweek. David Kyewalabye Male

Embuga zaffe okuviira ddala ku Bulange okutuukira ddala ku magombolola zaatuddira. Abaami ba Kbaaka okuviira ddala ku Katikkiro okutuukira ddala ku Batongole, weebali era emirimu gikolebwa,” Mayiga bweyagambye.

Oweek.. David Kyewalabye Male ng’ayogera mu maka ga Ssaabalabirizi

Katikkiro yagasseeko nti okujjukira Amatikkira kutuukidde mu kaseera ng’eggwanga liri mu katyabaga ka ssenyiga Kolona.

“Kisaana tugoberere ennambika zonna ezituweereddwa abasawo n’abakulembeze okusobola okulinnya obulwade buno ku nfeete.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist