• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Mwewale okutyoboola obutondebwensi ku lw’embeera y’obudde ennungi

Gambuuze by Gambuuze
July 15, 2026
in Amawulire
0 0
0
Mwewale okutyoboola obutondebwensi ku lw’embeera y’obudde ennungi
0
SHARES
12
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Samuel Stuart Jjingo

Mmengo – Kyaddondo

Katikkiro Charles Peter Mayiga asabye abantu ba Beene obutenyigira mu kutyoboola butondebwansi ekiyinza okuba nga kye kiviiriddeko omusana omungi ensangi zino.

Bino bibadde mu bubaka bw’awadde Minisita w’Obulimi, Obulunzi, Obwegassi n’Obuvubi Oweek. Hajj Amisi Mukasa Kakomo bw’abadde atikkula oluwalo lwa bukadde 36 okuva mu Masaza 4; Buweekula, Buddu, Ssingo ne Mawogola.

Kamalabyonna agamba abantu ba Beene okwewala okutyoboola obutondebwensi, basaana bagoberere ennambika y’Obwakabaka ku kukuuma obutondebwensi bamanye ebirungi ebiri mu butondebwansi.

Owomumbuga era akubirizza abantu ba Kabaka okusoosowaza enteekateeka eziva mu Bwakabaka babinywererako zibayambe okwebbulula okugoba obwavu.

Minisita wa Gavumenti ez’Ebitundu Oweek. Joseph Kawuki asinzidde wano n’akubiriza abaami ba Kabaka ab’e ggombolola okufuba okulambika abantu mu bitundu byabwe ku kulonda kwa ba ssentebe b’ebyalo okusembedde, awatali kukulembeza bibiina bya byabufuzi, eddiini, oba amawanga. Agamba kikulu okulonda omukulembeze ategeera Kabaka ate nga agatta abantu aba buli ngeri.

Omugabe w’olunaku, Omwami wa Kabaka ow’essaza Buweekula,Luweekula Oweek. Ssempijja Andrew Mukasa, yeebazizza nnyo abaami b’e ggombolola olw’okunnyikiza enjiri y’Obwakabaka mu bantu ba bulijjo nga kati enteekateeka z’Obwakabaka zonna zitambula bulungi omuli; Ssemaduuka, kalakita n’ebirala nga bino biraga nti Obwakabaka butambula budda mu maaso.

Ggombolola nga bwezikoze okuva mu masaza: Buweekula; Ssaabaddu Butoloogo – 940,000, Ssaabagabo Kasambya – 2,170,000, Ssaabawaali Madudu – 3,600,000, Musaale Kiyuuni – 6,365,300, Mut.1 Kitenga – 3,455,000, Buddu; Mut. XVIII Kibinge – 11,450,000, Ssingo; Mut. XV Kikandwa – 6,000,000, Mawogola; Ssaabawaali Mijwala – 2,430,000 nga zonna awamu 36,410,300.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist