• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Ebisanyusa

Muve mu kusiiba mu masinzizo mbu musaba bugagga- Katikkiro

Gambuuze by Gambuuze
January 12, 2020
in Ebisanyusa
0 0
0
Muve mu kusiiba mu masinzizo  mbu musaba bugagga- Katikkiro
0
SHARES
57
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Katikkiro ku kkono n’abagole Derrick ne Janet oluvanyuma lw’okugattibwa

Musasi waffe

Katikkiro Charles Peter Mayiga asabye abavubuka okukola ennyo bave mu kusiiba mu masinzizo mbu basaba bugagga. Okwogera bino Mayiga abadde ku Keleziya ya Our Lady of Mount Carmel e Kansanga  nga Derrick Muganga, mutabani wa Leonard Mukasa agattibwa ne Janet Atuheire. “Mulina okukola ennyo, temusulanga mu keleziya nga musaba obugagga. Abavubuka baagala kwonooneka nti basiiba basaba Katonda abagaggawaze. Ekyo kyabulabe, mubanga abakema Katonda. Mu musabe abawe ebirowoozo ebireeta enkulaakulana abawe n’obulamu obulungi,” Mayiga bwagambye. Asabye abafumbo okukola ebyo ebireeta essanyu mu maka nti olwo lwebajja okusobola okweyagalira mu bufumbo.

Annyonnyodde nti obufumbo bulinga ebintu ebirala byonna munsi, nga bwobiwa obudde osobola okubiwangula. “Omusuubuzi bwasuubula engoye, enkya nazivaako n’asuubula kasooli, ate enkya n’asubuula ebyamasannyalaze, ekivaamu nga agamba nti bandoga, nga n’obusuubuzi bumulema kubanga talina kyawadde budde,” Mayiga bwagambye.

Derrick Muganga ne Janet Atheire nga bamaze okugattibwa

Asabye n’abafumbo okuba abayonjo kubanga teri muntu ayagala muntu mukyafu. “Ekisikiriza abantu okudda eka sirwakubanga ennyumba nenne nnyo oba erimu ebibajje ebirungi ennyo. Temujja kwagala kubeera mu maka ago singa gabeera majama ate bwemutaayagale kugabeeramu mwembi, ng’obufumbo bugenze,” Katikkiro bwagambye. Yeebazizza nnyo abavubuka abettanira obufumbo n’agamba nti teri muntu ayinza ku kulaakulana singa takola ebyo ebisoomooza.  

Share this:

  • Twitter
  • Tumblr
  • Pinterest
  • Pocket
  • WhatsApp
  • Skype
  • Telegram
  • LinkedIn
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist