• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Museveni : “Ddiiru yange ne Mao teyaliimu kukyuusa buyinza

Gambuuze by Gambuuze
October 18, 2022
in Amawulire
0 0
0
Museveni : “Ddiiru yange ne Mao teyaliimu kukyuusa buyinza
0
SHARES
50
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kampala – Kyaddondo

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni yeesambye eby’okukaanya ku kutandika enteekateeka y’okukyuusa obuyinza bwebaali bakola omukago ne Ssenkaggale w’ekibiina ki Democatic Party, Norbert Mao mu July w’omwaka guno.

Bweyabadde awayaamu n’omukutu gwa ttiivi ye Kenya ogwa KTN, Museveni yagambye nti  ekyabaleese Mao kwali kusikiriza baludda oluvuganya okwegatta ku gavumenti ye so si kuyambako ku  nteekateeka ya kukyuusa buyinza kuba teriiwo akaseera  kano.

“ Enteekateeka yaffe yakuteekawo obumu mu ngeri zonna ezisoboka eri abo abasobola okukaanya naffe  tusigaze abatuwakanya nga beebatono. Eno y’enkola yaffe kati era tujoogera mu lwattu,”  Museveni bwe yategeezezza.

Okwogera bino, Museveni abadde ayanukula ekibuuzo ku bigambo Mao byazze  ayogera nalaga nga bweyalondebwa mu gavumenti okusobozesa okuteekawo enteekateeka y’okukyuusa obuyinza mu mirembe.

Mao yalondebwa mu kkabineeti mu July, 2022 oluvannyuma lw’okukola endagaano ne Pulezidenti Museveni .

Ebigambo bya Pulezidenti Museveni byejjeereza abazze balabula Mao nga bategeeza nga Pulezidenti Museveni bw’atakuuma kigambo kye nga asobola okwefuula akadde konna.

Kino kiddiridde abamu ku bannakibiina okutabukira Mao nga baagala ave ku bwa Ssenkaggale nga bagamba nti endagaano ya Mao ne Museveni erimu bingi ebitategeerekeka.

Okusinziira ku Museveni, ekyamuleesa Mao kwekuba nti yali omu ku bakulembeze mu Acholi ababadde balwanyisa NRM oluvannyuma lw’okuggyako Tito Okello Lutwa. Okello yali ava mu Acholi era yaliko Pulezidenti  wakati wa 1985-1986.

Pulezidenti Museveni agamba nti omusika we ajja kulondebwa nga bagoberera amateeka g’ekibiina ki NRM nga Mao byatambuza tamanyi gyabijja.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist