• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Museveni ayongezzaayo ennaku kalantiini

Gambuuze by Gambuuze
April 14, 2020
in Amawulire
0 0
0
Museveni ayongezzaayo ennaku kalantiini
0
SHARES
42
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Pulezidenti Yoweri Museveni

Musasi waffe

Omukulembeze w’eggwanga Genero Yoweri Kaguta Museveni olwaleero eyongezzayo ennaku za kalantiini ne kafiyu okutuuka nga May 05.

Bwabadde ayogerako eri eggwanga mu maka g’obwapulezidenti e Nakasero, Museveni yategeezezza nti kyetaagisa okwongezaayo ennaku zino okusobola okwongera okutangira okusasaana kw’akawuka ka Coronaviru mu ggwanga.

Museveni yagambye nti bukyanga batandika kukebera bantu okuzuula oba balina akawuka, omuwendo gutuuse ku bantu 5664 nga kubbo, 54 bokka bebasangibwa n’ekirwadde kya coronavirus ekimanyiddwa ennyo nga COVID-19.

“Okuba n’abalwadde 54 bokka kitegeeza nti enkola gyetwateekawo ebadde ekoze bulungi. Naye nsaba Bannayuganda mweyongere okugumiikiriza okutaataaganyizibwa kuno pakka ng’ennaku zino ziweddeyo olwo tutandike okuta mpolampola,” Museveni bweyagambye.

Ekirwadde kya coronavirus kyakatta abantu abasoba mu mitwalo kkumi n’ebiri mu nsi yonna nga n’abakunnukiriza mu bukadde obubiri bamaze okusiigibwa.

Ng’ebyo bikyalyawo, Museveni alabudde abantu abakuba abasirikale amayinja n’agamba oyo yenna gwebanaakwatako kajja mujjuutuka.

Museveni yalagidde abasirikale bonna abalumbibwa nga tabalina bisseppewo by’okumutwe oba ebisowani ebiziyiza amayinja, okukuba abo ababakuba amayinja amasasi mu bifo ng’amagulu oluvanyuma babasibe.

“Okuba otya omusirikale amayinja, lwaki weeretera ebizibu,” Museveni bweyagambye.

Share this:

  • Twitter
  • Tumblr
  • Pinterest
  • Pocket
  • WhatsApp
  • Skype
  • Telegram
  • LinkedIn
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist