• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Eby'obufuzi

Museveni akoze enkyukakyuka mu baminisita, abamu basuuliddwa

Gambuuze by Gambuuze
December 15, 2019
in Eby'obufuzi
0 0
0
Museveni akoze enkyukakyuka mu baminisita, abamu basuuliddwa
0
SHARES
29
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Museveni

Musasi waffe

Eggulo lyaleero omukulembeze w’eggwanga Yoweri Kaguta Museveni akoze enkyukakyuka mu baminisitabe mwalondedde abamu saako okusuula abalala. Mubasuuliddwa kuliko  Haji Abdul Nadduli abadde akola nga minisita owaguno naguli. Mubalala kuliko minisita abadde avunanyizibwa ku masanyalaze n’obugagga bw’omuttaka, Irene Muloni, Monica Ntege Azuba abadde avunanyibwa ku nguudo saako ne Charles Bakabulindi abadde avunanyizibwa kubyemizannyo. Ate mubalondeddwa kuliko Raphael Magyezi g’ono alondeddwa okubeera minisita avunanyibwa ku gavumenti z’ebitundu. Ono ajjukira nnyo olw’okuleeta ekiteeso ekyajja ekkomo ku myaka gyessalira omukulmbeze w’eggwanga kwerina okwesimbawo. Mubalala abalondeddwa kuliko Judith Nabakooba, ono alondeddwa ku bwa minisita avunanyibwa ku tekinologiya, Molly Kamukama, ono abadde muwandiisi wa pulezidenti owekyama kati nga alondeddwa nga minisita avunanyizibwa kukolondoola ebyenfuna, Robinah Nabbanja ono ye minisita omubeezi kati avunanyizibwa ku  by’obulamu, Beatrice Anywar, kati minisita omubeezi avunanyibwa ku butonde bwensi, Dr Keneth Omona, kati ye muwandiisi wa pulezidenti owekyama ne Denis Obua Hamson, yasikidde Bakabulindi nga minisita omubeezi oweminzannyo.

Olukalala mu bujjuvu

Alondeddwa Ekifo
Edward Kiwanuka Ssekandi Omumyuka wa Pulezidenti
Dr Ruhakana Rugunda Ssabaminista
GEN. MOSES ALI Omumyuka wa Ssabaminista asooka
Kirunda Kivejinja Omumyuka wa Ssabaminisita owookubiri
Museveni Kataha Janet Byanjigiriza n’emizannyo
Esther Mabyo Maka g’obwapulezidenti
Busingye Mary Karooro Okurut Guno naguli
Onek Hilary Bigwa bitalaze
Ruth Nankabirwa Nnampala wa gavumenti
Gen Kahinda Otafiire Ensonga z’amawanga g’obuvanjuba bwa Africa
Elly Tumwine Byabutebenkevu
Adolf Mwesige Byakwerinda
Sam Kahamba Kuteesa Ensonga z’ebweru
Gen Jeje Odong Ensonga z’amunda
Amelia Anne Kyambadde Byabusuubuzi
Matia Kasaija Byanfuna
Kitutu Mary Masanyalaze n’obugagga bw’omuttaka
Tom Butime Bulambuzi
Raphael Magyezi Gavumenti z’ebitundu
Katumba Wamala Byantambula
BetI Kamya Ttaka
Amongi Betty Kampala
Dr Ruth Jane  Aceng Byabulamu
Muruli Mukasa Bakozi ba gavumenti
Ephraim Kamuntu Nsonga za ssemateeka
William Byaruhanga Ssabawolereza
Cheptoris  Sam Amazzi  n’obutonde bwensi
John Byabagambi Nsonga z’e Karamoja
Frank Tumwebaze Kikula ky’abantu
Judith Nabakooba Tekinologiya
Vincent Ssempijja Byabulimi
Dr Elioda Tumwesigye Sayansi n’okunonyereza
Baminista ababeezi  
Lokodo Simon Mpisa n’abuntu bulamu
Molly Nuwe Kamukama Kulondoola by’anfuna
Kasirvu Atwokii Woofiisi y’omumyuka woomukulembeze
Musa Ecweru Bigwa bitalaze
Moses Kizige Karamoja
Kiiza Ernest Bunyoro
Dennis Ssozi Galabuzi Luweero
Grace Kwinyuucwiny Amambuka
Agnes Akiror Teso
Dr John Crysostom Muyingo Byanjigiriza ebya waggulu
Rosemary sseninde Byanjigiriza ebisookerwako
Denis Obua Hmason Maganda Julius Wandera Byamizannyo
Col Engola Okello Byakwerinda
Christopher Kibazanga Ensonga z’abazirwanako
Okello Oryem Ensonga z’ebweru
Dr Mateke Phelemon Ensonga z’ensi ezituliranye
Obiga Kania Ensonga z’omunda
Kafabusa Michael Werikhe Busuubuzi
Gume Fredrcik Ngobi Ebitongol by’obwegassi
Gabriel Ajedra Byanfuna
David Bahati Okuteekateekera eggwanga
Anite Evelyn Okutunda amakampuni ga gavumenti
Haruna Kasolo Bbanka entono
Acheing Sarah Opendi Ebyobugagga by’omuttaka
Du’janga Simon Masanyalaze
Godfrey Kiwanda Bulambuzi
Jennifer Namuyangu Gavumenti ez’ebitundu
Peter Lokeris Byanguudo
Kabatsi Joy Byantambula
Musumba  Isaac Nkulaakulana ya bibuga
Persis Namuganza Ttaka
DR Cris Baryomunsi Mayumba
Benny Namugwanya Kampala
Nabbanja Robinah Byabulamu
Moriku Kaducu Byabulamu ebisookerwako
David Karubanga Bakozi ba gavumenti
Kafuuzi Jackson Ssabawolereza
Kibuule Ronald Mazzi
Beatrice Anywar Butonde bwansi
Ogwang Peter Tekinologiya
Florence Nakiwala Kiyingi Abaana
Peace Mutuuzo Obuwangwa
Mwesigwa Rukutana Nakozi
Aggrey Bagiire Byabulimi
Bright Rwamirama amagana
Adoa Hellen Buvubi
Abawabuzi ba Pulezidenti  
Janat Mukwaya  
Haj Nadduli Abdur  
Muloni Irene  
Monica Azuba  
Onzima Alex  
Dr Kenth Omona Muwandiisi owekyama owa pulezidenti

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist

No Result
View All Result
  • Omuko Ogusooka
  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.