• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Munywerere ku Kabaka, temuwugulwa – Owek. Nsibirwa

Gambuuze by Gambuuze
August 18, 2026
in Amawulire
0 0
0
Munywerere ku Kabaka, temuwugulwa – Owek. Nsibirwa
0
SHARES
10
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Samuel Stuart Jjingo

Mmengo – Kyaddondo

Abantu ba Kabaka okuva mu Masaza Ssese, Buddu ne Ssingo bakiise embuga mu nkola ya Luwalo lwaffe, nga basinziira mu Ggombolola zaabwe okuli; Mutuba II Butemba (Ssingo), Mutuba 16 Lwankoni (Buddu), Ssese; Mutuba 2 Kalangala, Mutuba 1 Mazinga, Ssaabaddu Mugoye wamu ne Rotary Club of Kampala Islanders be baleese nsimbi 48,770,000/- okusobola okuwagira enteekateeka z’obwakabaka ku lukalu ne mu bizinga.

Mu kutikkula oluwalo luno, Omumyuka Owookubiri owa Katikkiro era Omuwanika wa Buganda, Oweek Robert Waggwa Nsibirwa, akuutidde abantu bonna okwongera okwenywereza ku Kabaka waabwe kubanga obuwanguzi bw’Obwakabaka bwesigamye ku kunyweza Nnamulondo.

“Njagala nnyo okusaba abantu ba Buganda ne mikwano gya Buganda nti munywerere ku Kabaka waffe ne gavumenti ye, kubanga bwetuba n’obuwanguzi bwetutuukako nga bulungi waliwo abantu babiri oba basatu abatandika okwogera ebya kalebule nga kye banoonya kubamalamu amaanyi naye nga ensaalwa eba ebayinze” Oweek Nsibirwa.

Oweek Nsibirwa akuunze abantu bonna okwongera okwenyigira mu mirimu gy’Obwakabaka nga bakuwa bujjuzi mu biseera ebijja nga eky’okulabirako kyawadde kyaabo abalima emmwaanyi kale nga abeyogereze bayise ab’obusimu tebageza okubaggya ku mulamwa ogw’okukola.

Omuwanika wa Buganda, Oweek Robert Waggwa Nsibirwa, alaze nti singa banyiikira okukolera awamu ensimbi emitwalo 18 egya doola bakuziweza nga bongera okunyikiza ensonga y’obumu, nga beerufu eri bannansi bonna naddala ab’okubizinga nga bafuna obujjanjabi obw’ekikugu obusanidde.

Minisita wa gavumenti ez’ebitundu okulambula kwa Kabaka n’ensonga za Buganda ebweru, Oweek Joseph Kawuki yebazizza banna Ssese olw’okwenyigira mu mulimu guno kuba be bannyini gwo, era n’abasaba obutaddiriza okutuusa nga omulimu guguse.

Oweek Kawuki asabye gavumenti mu kiseera kino nga abayizi bagenda okuwummula, eveeyo erambike ku ntambuza y’abayizi nga badda ewaka mu ngeri ennungamu kuba bangi gyebasomera ssi gyebasula.

Omwami w’Essaza Ssese, Kweba, Oweek Kasirye Augustine annyonnyodde nti embeera y’ebyensimbi mu Ssaza Ssese egenze ekyukamu olw’enteekateeka y’Obwakabaka eya Mmwanyi Terimba n’Abantu b’e Ssese bakyusizaamu mu nkola y’emirimu era kati okulima baakugatta ku buvubi omulimu gwabwe ogumanyikiddwa obulungi.

Aba Rotary Club ya Provisional Kampala Islanders abakulembeddwamu Bernad Ochan, banjulidde Omuwanika obukadde bw’ensimbi 6 bugende ku nsonga z’eddwaliro eritambula ku mazzi kyokka era beeyamye okwongera ku nsimbi zino gye bujja.

Omulimu gw’okuzimba eddwaliro lino eritambuzibwa gusuubirwa okujjibwako engalo mu mwezi gwa Mutunda era abantu bonna bakowoolwa okwetaba mu nteekateeka egendereddwamu okutaasa obulamu bw’abalunnyanja.

Ggombolola zikiise bweziti Ssingo; Butemba Mutuba II. Butemba 3,650,000, Ssese; Mutuba II Kalangala 10,600,000, Mutuba I Mazinga 1,770,000, Ssaabaddu Mugoye 7,120,000, Mumyuka Mujumba 4,190,000, Ssaabagabo Kyamuswa 1,600,000 Buddu; Mutuba 16 Lwankoni 4,700,000

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist

No Result
View All Result
  • Omuko Ogusooka
  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.