• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Mukomye okuwuliriza abasekeeterera Obwakabaka nga beefuula ababwagala – Ssekiboobo

Gambuuze by Gambuuze
May 27, 2024
in Amawulire
0 0
0
Mukomye okuwuliriza abasekeeterera Obwakabaka nga beefuula ababwagala – Ssekiboobo
0
SHARES
57
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Nakisunga – Kyaggwe

Abantu ba Ssaabasajja Kabaka basabiddwa okwewala okuwuliriza abasekeeterera Obwakabaka nga beefuula ababwagala n’okumanya byonna ebibukwatako.

Obubaka buno Ssekiboobo yabutisse Omumyuka we Ow’okubiri, Mw. Katende Fred mu bubaka bwawerezza abakungubazi mukuziika omwana wa Owek. Matovu  Vincent ku kyalo Mwanyangiri mu Ggombolola ya Mutuba I Nakisunga mu Kyaggwe ku wiikendi.

Ssekiboobo ategeezezza abakungubazi nti kirungi okuwuliriza amawulire agava embuga gokka kubanga Obwakabaka bulina abwogerera so si bannakigwanyizi kuba ebigendererwa byabwe byakwawula mu bantu ba Beene.

Ono era akubirizza abantu okukola ennyo naddala emirimu egibayamba okuvaamu ensimbi ng’okulima emmwaanyi, okulima emmere emala awaka nti kya nkizo nnyo okusobola okugoba obwavu n’enjala mu maka gaabwe.

Ssekiboobo asaasidde nnyo ab’enju eyo naddala oweek. Matovu Vincent olw’okuviibwako omwana waabwe era n’asaba gavumenti eyongere amaanyi mu bujjanjabi naddala obwa kkookolo.

Okuziika kuno kwetabiddwako abaami ba Kabaka ab’ Eggombolola, ab’Emiruka, Abatongole wamu n’abaweereza okuva ku ssaza wamu ne ku Ggombolola.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist