• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Ebyobusubuuzi

Minisitule y’ensonga z’omunda etubidde ne Paasipooti mutwalo mulamba

Gambuuze by Gambuuze
April 26, 2022
in Ebyobusubuuzi
0 0
0
Minisitule y’ensonga z’omunda etubidde ne Paasipooti mutwalo mulamba
0
SHARES
37
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kampala

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku  bantu abayingira n’okufuluma eggwanga mu Minisitule y’ensonga ez’omunda mu  ggwanga kitegeezezza nti kitubidde ne Paasipooti eziwera omutwala mulamba nga bannanyizo bakyalemeddwa okuzinonayo.

Bweyabadde ayogerako eri bannamawulire ku Mmande, omwogezi wa Minisitule eno Simon Mundeyi yategeezezza nti  wadde bannayuganda bangi basaba Paasipooti naye tebaziggyaayo ekizireetedde okwetuuma.

“ Tulina Paasipooti ezisukka omutwalo eziremedde e Kyambogo kuba bannyinizo tebanazinonayo,” Mundeyi bwe yagambye.

Ono yannyonnyodde nti olw’okuba bafuna enyiriri mpanvu buli kaseera, basazeewo okuteekawo ebifo ebirala  okugatta kwebyo byebalina kiyambeko okwanguyiza abaagala okufuna Paasipooti zino.

Mundeyi asabye bannayuganda abaasaba edda Paasipooti zabwe okuzinona kuba wadde bagezezaako okubaweereza obubaka ku ssimu okubategeeza nti zaafuluma naye tebazinonyeeyo.

Yannyonnyodde nti olw’okuba nnyingi ekifo webazitereka watandise okufunda ekitandise okubakaluubiriza.

Share this:

  • Twitter
  • Tumblr
  • Pinterest
  • Pocket
  • WhatsApp
  • Skype
  • Telegram
  • LinkedIn
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist