Kasangati – Kyaddondo
Minisitule y’ebyenjigiriza
Enteekateeka eno etandikidde ku mbuga ya Kaggo e Kasangati mu Kyaddondo ku Kasangati High School ku Lwokutaano era nga yaakwongerwayo mu masaza amalala.
Akwanaganya ebyenjigiriza mu minisitule y’ebyenjigiriza mu gavumenti ya Ssaabasajja, Leticia Nakimuli wamu ne Ssentebe w’akakiiko k’ebyenjigiriza mu lukiiko lwa Buganda, Owek. Deborah Zawedde Ssetyabule, basabye abaami ba Ssaabasajja abavunaanyizibwa ku
Kino kigendereddwamu okuzzaamu amaanyi abasomesa, abakulira ebyenjigiriza wamu n’abayizi wamu ne bannyini masomero abaakosebwa nga tebakola olwekirwadde kya lumiimamawuggwe.
Ye Kaggo Agnes Nakibirige Ssempa wamu n’abamyuka be, basabye abasomesa bano obutasuulawo mulimu guno, kiyambe okutaasa abaana b’eggwanga.