• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Ebyemizzanyo

Minisita Ssekabembe atongozza akakiiko k’omupiira gw’ebika

Gambuuze by Gambuuze
February 17, 2021
in Ebyemizzanyo
0 0
0
Minisita Ssekabembe atongozza akakiiko k’omupiira gw’ebika
0
SHARES
47
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Francis Ndugwa

Bulange -Mmengo

Minisita wa Buganda ow’abavubuka emizannyo n’okwewummuzaamu, Owek. Henry Ssekabembe Kiberu, atongozza akakiiko ak’omupiira gw’ebika ogw’ebigere akagenda okukuza empaka zino era n’okwongera okusitula omutindo gwazo.

Minisita Ssekabembe nga atongozza akakiiko k’empaka z’Amasaza

“Enteekateeka eno egenderedde okusitula omutindo, okuzza ekitiibwa, ettutumu n’abawagizi okudda mu kisaawe mu kikopo kino eky’ebika. Ng’Obwakabaka tulowoozezza nti kikulu okuvaayo n’enteekateeka ennung’amu eteekeddwa mu buwandiike. Ffe tujja ne tuweereza naye tuli bayise ng’omuntu yenna anajja wano gy’ajja okugoberera okuzimba ekikopo kino.” Minisita Ssekabembe bw’agambye.

Okusinziira ku Minisita Ssekabembe olukiiko luno olulondeddwa luliko abantu 8 era nga be baweereddwa eddimu ly’okulaba ng’emipiira gy’ebika gikwata abantu omubabiro.

Minisita Ssekambebe ategeezezza nti Julius Kabugo yalondeddwa nga Ssentebe, amyukibwa Ssejjengo Sulaiman ne Samuel Mpiima agenda kubeera muwandiisi wa lukiiko.

Abalala abatuula ku lukiiko luno kuliko; Hassan Badru Zziwa, Hajji Sulaiman Magala, Katabira David Davis, Samuel Mpoza ne Katikkiro w’ekika ky’Enseenene.

Minisita ategeezezza nti obuvunaanyizibwa bw’olukiiko luno butandikiddewo era bano baweereddwa okutuuka mu myezi Gwokusatu okuvaayo ne alipoota ku ngeri gye bagenda okutambuzaamu emirimu gyabwe, esobole okwanjulirwa  kabbineeti.

Amyuka Ssentebe w’olukiiko luno, Sulaiman Ssejjengo, yeeyamye eri Minisita nti bajja kukola byonna okulaba nti omuzannyo gw’omupiira gw’ebika gudda engulu kuba bagumanyi era babadde bagulaba.

“Omukisa ogutuweereddwa tugenda kugukozesa Mukama wange nga twebuuza ku bantu abangi ennyo abakwatibwako ensonga eno, kuba ebika ebisukka mu makumi ataano birimu abantu bangi era bangi ku bano emipiira gino bagitunuulidde.” Ssejjengo bw’agambye.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist