• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Minisita Ssekabembe akubiriza abantu ba Kabaka okunyweza obumu

Gambuuze by Gambuuze
October 27, 2022
in Amawulire
0 0
0
Minisita Ssekabembe akubiriza abantu ba Kabaka okunyweza obumu
0
SHARES
27
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Bulange – Mmengo

Minisita w’Abavubuka Emizannyo n’Okwewummuzaamu mu Bwakabaka Owek. Henry Ssekabembe Kiberu  akubiriza abantu ba Beene okwesigama ku bumu ku buli kyebakola basobole okulaakulana n’okuzza Buganda ku ntikko.

Obubaka buno, Owek. Ssekabembe abuweeredde mu bimuli bya Bulange kulwa Katikkiro Charles Peter Mayiga, bw’abadde atikkula bannakyaggwe ne bannakyaddondo oluwalo olusobye mu bukadde 24 ku Lwokuna.

“Omuntu yenna anoonya obusukkulumu oba gavumenti wadde kampuni erina okukola ebintu mu ngeri ey’enjawulo nga bwebikolebwa mu Bwakabaka. Ffe ffenyini mu myaka egy’enjawulo, obukugu, mu buyivu n’enzikiriza n’amawanga ag’enjawulo ffe tulina okukwatagana netukolera wamu nga tufuba entakera okukyuusa eggwanga lino, ” Owek. Ssekabembe bw’agambye.

Ono abantu abasabye okwewaayo bakyuuse embeera gyebabaddemu kuba wadde bagimanyidde naye ate esobola okuba nga si yeesaanyidde okuwangaaliramu.

Minisita Ssekaabembe awadde abayizi amagezi okunywerera ku misomo gyabwe balwane okujigussa nga y’entabiro y’ebiseera by’omu maaso ebitangaavu.

Omumyuka owokubiri owa Kaggo nga ono yayogedde ku lw’ Abaami b’ Amasaza gano yeebazizza  eggombolola ezikiise embuga olw’okumannya obuvunannyizibwa bwabwe eri Nnamulondo nebafaayo okutuukiriza ate era nebajja n’ emiti emito.

Abaami be ggombolola banjudde alipoota ezirambika entambuza ey’emirimu  mu bitundu byabwe kyokka nebeebaza Obwakabaka olwokusangawo  enteekateeka ezitumbula embeera z’abantu be bakulembera.

Eggombolola ya mumyuka Nakifuma okuva e Kyaggwe  ku mulundi guno yenwyedde akendo mu gombolola zino n’obukadde mukaaga .

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist