• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Minisita Ssekabembe abangudde abavubuka ku bukulembeze

Gambuuze by Gambuuze
October 23, 2020
in Agafa e Mengo
0 0
0
Minisita Ssekabembe abangudde abavubuka ku bukulembeze
0
SHARES
21
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Busiro

Abavubuka ba Buganda bakubiriziddwa  okukulembeze amagezi amazaale nga bateeka mu nkola obuvunaanyizibwa baabwe naddala nga bali mu bifo by’obukulembeze.

Minisita Ssekabembe nga asomesa abavubuka e Ssentema mu Busiro.

Okusomesebwa kuno kukoleddwa Minisita w’Obwakabaka avunaanyizibwa ku bavubuka, eby’emizannyo n’okwewummuza, Owek. Henry Ssekabembe Kiberu bw’abadde abasisinkanye ku ssaza e Ssentema mu Busiro.

Minisita Ssekabembe abasabye okubeera abafumiitiriza era beekenneenye ensonga ezikwata ku ggwanga lyabwe baleme kwesuulirayo gwa Nnagamba.

Minisita Ssekabembe abalaze engeri gye basobola okusitulamu obukulembeze n’obuweereza bwabwe eri abantu ba Kabaka mu kitundu kino.

“Omutindo gw’obukulembeze bwo n’ebyosobola okukola ggwe nga omukulembeze ali wano, tebisobola kusukka busobozi bwo noolwekyo muve mu bukulembeze obwekibogwe,” Ssekabembe bw’abasabye.

Abakubirizza okwewala okubeera abakulembeze olw’ebifo naye bakole ebyo ebijja okubaleetera okukkirizibwamu era bannaabwe basobole okubeesiga basobole okubakulembera.

Owek. Ssekabembe abakubirizza okusitula omutindo gwabwe basobole okufuna okwolesebwa era babeeko ebintu ebikulu bye bakola biyambe obulamu bwabwe, Buganda esobole okudda ku ntikko.

“Kiki kyowulira bw’otunuulira omwana wo ali mu P.1, ali mu P.2 ng’ensi efafaagana okufaanagana bweti ng’eggwaamu ekitiibwa,” Owek. Ssekabembe bw’abuuzizza.

Mu kwogerakwe asabye abavubuka okubeera ekyokulabilako eri be bakulembera era n’avumirira ekikolwa kya poliisi ekyokulumba abataka ku kiggwa ky’ ab’Embogo e Mugulu mu Mityana.

Bwe yabadde asomesa Ssenkusu Balikuddembe ategeezezza abakulembeze okukimanya nti eggwanga lino lyabwe kuba be basinga obungi mu Uganda ne Buganda.

Ono asabye abavubuka obutabeera bakireereese wabula bafuuke ab’obuvunaanyizibwa nga bakola buli ekisoboka basobole okwesitula n’okukyusa embeera zaabwe.

Ate ye, Omwami wa Kabaka atwala essaza Busiro, Ssebwaana Charles Kiberu Kisirinza asiimye Nnyinimu Ssaabasajja Kabaka olw’enteekateeka eno kuba egenda kugasa nnyo abavubuka.

Share this:

  • Twitter
  • Tumblr
  • Pinterest
  • Pocket
  • WhatsApp
  • Skype
  • Telegram
  • LinkedIn
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist