• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Minisita Nankindu alabudde abeesenza ku ttaka lya Kabaka

Gambuuze by Gambuuze
April 9, 2022
in Agafa e Mengo
0 0
0
Minisita Nankindu alabudde abeesenza ku ttaka lya Kabaka
0
SHARES
49
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Francis Ndugwa

Busimbi – Ssingo

Minisita avunaanyizibwa ku by’obulamu, ebyenjigiriza ne woofiisi ya Nnaabagereka, Dr. Prosperous Nankindu Kavuma alabudde abeesenza ku ttaka lya Buganda n’okwewang’amya mu bizimbe byabwo mu bukyamu okukikomya.

Okulabula kuno Owek. Nankindu akukoledde ku Busimbi mu Ssingo bw’abadde alambula ettaka lya Buganda erisangibwa mu kitundu kino n’okulaba enteekateeka y’okutumbula eby’obulamu mu bantu ba Kabaka bwenatambula.

“Kikulu nnyo abantu obuteegwanyiza  ttaka  na byabugagga bya Bwakabaka kubanga Buganda tegenda kuggwaawo leero, abantu bakyajja, abaana bakyazaalibwa era n’emirimu mingi egirina okukolebwa,” Owek. Nankindu bw’ategeezezza.

Owek. Nankindu agamba nti olukusa olukkiriza omuntu okukolera ku ttaka oba ebizimbe bya Buganda bulina kuva mu kitongole kya Buganda Land Board (BLB) oba Nnamulondo Investments ekola ku bizimbe bya Buganda nga tewali muntu mulala yenna ayinza kugaba lukusa luno.

Okusinziira ku Minisita Nankindu, Buganda egenda kuzimba ku ttaka lino eddwaliro awamu n’amasomero okusobola okulaakulanya abantu baayo.

Omwami wa Kabaka atwala Ssingo,  Mukwenda David Nantagya ategezezza nti ettaka eliri mu gombolola ye Busimbi litudde ku yiika 107 nga  lyali lyesenzebwako ebitongelo okuva mu gavumenti eyawkati kyokka  ebisinga byamala dda okuzibwayo embuga.

Ono yeekokkode abantu abakyalemedde ku ttaka lino kyokka nabasaba okuyita mu makubo amatuufu olwo balibeereko nga bamanyiddwa mu mateeka era beewale okutaataaganyizibwa.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist