• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Minisita Kyewalabye Male asabye gavumenti eyongere ssente mu by’Obulambuzi

Gambuuze by Gambuuze
October 29, 2022
in Agafa e Mengo
0 0
0
Minisita Kyewalabye Male asabye gavumenti eyongere ssente mu by’Obulambuzi
0
SHARES
37
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kalagala – Bugerere

Minisita w’Obuwangwa, Obulambuzi n’Embiri, Oweek. David Kyewalabye Male,  asabye gavumenti eyongere ssente mukutumbula eby’obulambuzi kubanga byebimu ku biwaniridde eggwanika ly’ eggwanga.

Okusaba kuno Owek. Kyewalabye akukoledde ku kabaga akaategekeddwa ekitongole ky’Obwakabaka eky’Ebyobulambuzi (BHTB), nga bali wamu ne Miss Tourism Uganda, okuyozaayoza Nnalulungi w’Ebyobulambuzi mu ggwanga,  Sydney Nabulya Kavuma olw’okuwangula obukulu buno ku biyiriro bye Kalagala mu Bugerere.

Owek. Male yeebazizza nnyo Nabulya olwa kaweefube gwe yateekamu okutuuka ku buwanguzi era n’amukuutira okukuuma omutindo, akiikirire bulungi Obwakabaka mu mpaka z’ensi yonna zaagenda okwetabamu.

Minisita Kyewalabye yeebazizza nnyo ne Maama Nnaabagereka olwa kaweefube gw’atadde ku nkulaakulana y’omwana omuwala mu Buganda.

Ye Nnalulungi Nabulya Sydney Kavuma, yeebazizza nnyo Gavumenti ya Beene, ekitongole eky’obulambuzi ne Obuganda bwonna olw’obuwagizi obw’omuggundu. Yasuubizza okukiirira bulungi Buganda ne Uganda mu mpaka z’ensi yonna z’agendamu ssabbiiti ejja e Malaysia.

Akabaga keetabiddwako Mugerere, Oweek. James Ssempigga, Omumyuka we Hajj Bashir Ziraba, Abaami ba Ssaabasajja ku mitendera egy’enjawulo, Omuk. Busuulwa Farooq eyakiikiridde Ssentebe wa BHTB, Ssenkulu wa BHTB Omuk. Victoria Kayaga Kiggundu, Omw. Luggya owa Miss Tourism Uganda.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist