• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Minisita Kiyimba asabye abantu okunyweza obumu, Buganda ekulaakulane

Gambuuze by Gambuuze
January 11, 2023
in Agafa e Mengo
0 0
0
Minisita Kiyimba asabye abantu okunyweza obumu, Buganda ekulaakulane
0
SHARES
35
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Francis Ndugwa

Lubiri – Mmengo

Minisita w’Amawulire, Ensonga za Kkabineeti awamu n’Abagenyi era Omwogezi w’ Obwakabaka, Owek. Noah Kiyimba asabye abantu ba Buganda bulijjo okunyweza obumu era beewale obuntu obutono obuyinza okubawula basobole okulaakulana n’okuzza Buganda ku ntikko.

Obubaka buno, Owek. Kiyimba abuweeredde mu Lubiri e Mmengo bw’abadde atikkula Amakula ga Kabaka okuva  mu Bannabuddu ab’eggombola ya Mumyuka Kalungu  ku Lwokusatu.

“Kaweefube w’okuzza Buganda ku ntikko fenna tulina kutambulira wamu taliiko ono oba oli. Okusobola okutambulira awamu Ssaabasajja Kabaka yasiima naleegesa eng’oma Buganda bumu. Twewale obuntuntu obutono obutwawula obutalina makulu. Nnamuswa bw’abeera mu kiswa obwo obuntuntu buba tebukyalina makulu,” Owek. Kiyimba bw’agambye.

“Okuleeta Amakula kekamu ku bubonero obulaga nti tuli bawulize eri Ssaabasajja Kabaka awamu ne Nnamulondo.”

Abasabye okwongera okunyikiza enteekateeka za Buy

Owek Kiyimba yeebazizza Bannabuddu olw’okubeera ab’enkizo ku nsonga zonna ezikwata ku Buganda era n’ettoffaali lyebataddeko okuzimba n’okulaakulanya Obwakabaka.

Minisita Kiyimba  abawadde amagezi okuba abakozi era abayiiya kibayambeko okwegobako nawoookera w’Obwavu ate nga nebyenjigiriza tebabisudde muguluka.

Katikkiro w’Ebyalo bya Kabaka Omuk. Moses Luutu mu bubaka bwe alaze obwennyamivu ku ebikolwa ebyekko ebize byeyoleka mu ggwanga omuli ettemu  nebirala byagambye nti bimalawo eddembe lyabantu kwosa nokubasa ku bunkenke era agamba ni wasannye okubaawo ekikolebwa.

Omwami w’ eggombolola ya  Mumyuka Kalungu, Vicent Nsimbe aloopye ebimu ku bibasoomoza okuli enguudo embi , omutindo  gwebikozesebwa mu bulimi ogutatuukiridde nebiralala bygambye nti bikoze kinene okutambuza kasoobo enkulaakulana mu kitundu kyabwe.

Mubakiise embuga kubaddeko abakulembeze mu nzikiriza ezenjawulo , abaweereza mu gavumenti eyawakati , abaweereza mu Bwabakabaka okuli abatongole abaami b’emiruka  n’abalala.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist