• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Minisita Kiyimba afalaasidde abantu okwettanira obwegassi  era banyweze ebika

Gambuuze by Gambuuze
September 15, 2022
in Agafa e Mengo, Amawulire
0 0
0
Minisita Kiyimba afalaasidde abantu okwettanira obwegassi  era banyweze ebika
0
SHARES
35
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Bulange – Mmengo

Minisita w’Amawulire n’ensonga za Kabineeti, Owek. Noah Kiyimba akuutidde abantu ba Buganda bulijjo okwettanira obweggasi kibayambe okulaakulana.

Bino Owek. Kiyimba abyogedde atikkula oluwalo okuva bannasingo ne bannakyadondwa olusobye mu bukadde 24 ku mbuga enkulu e Bulange Mmengo ku Lwokuna.

Minisita Kiyimba agambye nti ebika bikulu nnyo mu Buganda era bwe binywezebwa, kisoboka okutambulira awamu n’okukuuma obuwangwa olwo Buganda nedda ku ntikko.

Ono yeebazizza abaami ba Kabaka olw’okutalaaga mu bantu ba Kabaka nga babakubiriza okuleeta Oluwalo, n’asiima abo bonna abaleekereza emirimu nebatuukiriza ennono eno.

Minisita akubirizza abaami ba Kabaka okukola n’enteekateeka erambikiddwa obulungi era bazitambulireko, kibanguyize mu ntambuza y’emirimu eyo mu bitundu byabwe.

Awadde Bannassingo amagezi okwekolamu ebibiina by’obwegassi bakulaakulanire wamu n’okunyiikira okusomesa abaana kibayambe okulinnyisa omutindo gw’ebyenjigiriza mu kitundu kyabwe.

Ye Minisita Omubeezi owa Gavumenti ez’Ebitundu, Oweek Joseph Kawuki, atenderezza obujjumbize bw’abantu mu nteekateeka z’Obwakabaka n’abakuutira obutaddirira Buganda esobole okulaakulana.

Omwami wa Kabaka ow’e Kyaddondo, Oweek Agnes Nakibirige Ssempa, agambye nti ebitongole bingi biyayaana okukiika embuga olw’ebigambo by’abaami bye bababuulira ku mirimu gy’Obwakabaka.

Kulw’ abakulembeze mu gavumenti ya wakati,  Hon. Godfrey Kiwanda Ssuubi, ne Hon. Christine Nakimwero, omubaka omukyala owa District ya Kiboga, bategeezezza nti abantu be Ssingo banyiikivu mu buweereza bw’Obwakabaka naddala ensonga y’Emmwanyi Terimba,  era ne basaba Katikkiro abafissizewo akadde abalambuleko.

Bano baleese Oluwalo lwa bukadde 24

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist