• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Minisita Kazibwe akubiriza abazadde okukuza obulungi abaana

Gambuuze by Gambuuze
September 11, 2024
in Agafa e Mengo
0 0
0
Minisita Kazibwe akubiriza abazadde okukuza obulungi abaana
0
SHARES
24
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ronald Mukasa

Kawaala – Kyaddondo

Minisita w’Amawulire n’ Okukunga Abantu  era omwogezi w’Obwakabaka Owek Israel kazibwe Kitooke akubiriza abantu be kawaala okufaayo ku nkuza y’ abaana okutangaaza ebiseera byabwe eby’omu maaso.

Owek Kazibwe bino abyogeredde Kawaala mu Kyaddondo bw’abadde yeetabye ku mukolo gw’okusiiga omutongole n’omumyuka we ku kyalo kino ku Lwokusatu.

Minisita Kazibwe agamba nti enkuza y’abaana etegeeza kinene nnyo ku biseera byabwe eby’enkya bwatyo naasaba abazadde okulaba nti abaana bakulira mu mpisa, obuwangwa n’obuntubulamu.

Abaami b’Omutanda abakuutidde okuweerereza mu bwerufu bagguse olutabaalo olw’okuzza Buganda ku ntikko.

Atwala eby’Obulamu mu Ggombolola ya Mukulu w’Ekibuga Lubaga, Robert Mundu yeebazizza Beene olw’okukwasizaako abantu ku nsonga z’ebyobulamu okusinga abakyala abaalina endwadde y’okutonnya nakakasa nti kati bano embeera yabwe yakyuukira ddala.

Wano Omutongole w’ekitundu kya Kawaala I mu muluka Ssabawaali Kasubi,  Ddumba Ismail n’omumyuka we Musisi Nakyagaba Rehema  bakuutidwa obutateeka mikono gyabwe ku biwandiiko ebitali birambulukufu okwewala okukola ensobi ekiyinza okuviirako okuswaza Nnyinimu.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist