• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Minisita Kawuki asabye Abaami ba Kabaka mu Ssingo okunyweza obukulembeze

Gambuuze by Gambuuze
January 16, 2025
in Agafa e Mengo
0 0
0
Minisita Kawuki asabye Abaami ba Kabaka mu Ssingo okunyweza obukulembeze
0
SHARES
116
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya  Mugwaanya George William ne Pauline Nanyonjo

Ssingo

Minisita w’Obwabaka avunaanyizibwa ku Gavumenti ez’Ebitundu, Owek. Joseph Kawuki asabye abakulembeze ba Nnyinimu mu Ssingo okufaayo banyweze obukulembeze olwo emirimu gisobole okutambula obulungi.

Obubaka buno Owek. Kawuki abuwadde abangula abakulembeze abeetabye mu lusirika lw’abakulembeze mu ssaza olwategekeddwa ku ssomero lya Hand in hand Primary school mu ggombolola ya Musaale Bulera.

Owek. Kawuki yabasabye  okukola emirimu egibasuubirwamu kubanga bebatuukira ddala wansi ku bantu ba Kabaka, kyokka nga kino baakukisobola singa banagoberera ennambika etambuzibwako emirimu mu minisitule ne mu Bwakabaka.

Minisita Kawuki yabategeezezza nti mu kulwana okuzza Buganda ku ntikko amasaza, eggombolola, emiruka n’ebyalo bya Kabaka byonna biteekeddwa okusooka okudda ku ntikko ate n’enkola y’emirimu ng’ entambulira munkola ey’omulembe omugya.

Omwami wa Kabaka akulembera essaza Ssingo, Mukwenda Deo Kagimu mukusomesa abakiise yategezeza nti ekitiibwa ky’Obwakabaka okulabikira mu mbuga zamagombola n’ebizimbe by’Obwakabaka so nAakubiriza abatalina mbuga okufuba okuzizimba wamu n’okuddabiriza ezo eziri mu mbera etasanyu.

Mukwenda Kagimu yabajukiza eddimu essaza Ssingo lyeyabakana nalyo ery’okufuba okuzimba bugwe ku mbuga ye Ssaza eryatumibwa bulula Matutuma naabasaba okwongera okulaga abantu obulungi bw’ enteekateeka eno..

Abeetabye mu lusirika luno beeyamye okuteeka mu nkola ebyo ebiyigiddwa era nebawera okuwagira enteekateeka z’Obwakabaka nokuzaagazisa abantu wansi mu byalo.

Olusirika luno lutambulidde wansi w’omulamwa ogugamba nti  “Okunyweza Obululembeze mu Ssaza Ssingo” nga lwakumala ennaku nnya nnamba, luno lwetabiddwamu; Abaami b’eggombolola ezikola Essaza Ssingo n’Abamyuka baabwe, abakulira ebitongole by’Essaza n’abaseesa nga batudde ku ssomero lya Hand in hand Primary school erisangibwa mu gombola Musaale Bulera.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist