• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Eby'obufuzi

Mao Ayagala Palamenti Eteese Ku Kw’ongezaayo Akalulu Ka 2021

Gambuuze by Gambuuze
June 27, 2020
in Eby'obufuzi
0 0
0
Mao Ayagala Palamenti Eteese Ku Kw’ongezaayo Akalulu Ka 2021
0
SHARES
0
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Norbert Mao

Omukulembeze w’ekibiina ky’ebyobufuzi ekya Democratic Party, Norbert Mao agambye nti Olukiiko lw’eggwanga olukulu lulina okuteesa ku kwongerayo akalulu ka 2021.

Bwabadde ayogerako ne Bannamawulire Mao ategeezezza nti tebayinza kukkiriza Kakiiko kabyakulonda kutegeka kalulu kataliimu kampeyini ng’ate tebeebuuzizza ku bantu bekikwatako.

“Bwabanga coronavirus waabulabe nnyo lwaki tebongezaayo kalulu kano. Ono ssemateeka ffe twamukola era tusobola okumukyusa nga bwetwagala,” Mao bweyagambye.

Ssabbiiti eno omukubiriza w’olukiiko lw’eggwanga olukulu, Rebecca Kadaga yalagira akakiiko akakola ku nsonga z’amateeka okusisinkana akakiiko k’ebyokulonda bateese ku nteekateeka yaabwe ey’okutegeka akalulu ka 2021.

Mao agamba nti NRM etegese akalulu ka sayansi kubanga bebalina bokka obusobozi obukeesimbamu nebawangula.

“Ogamba otya nti omuntu ajja kukuba kampeyini nga ayitira mu mawulire ng’ebitundu ebimu tebirina n’amawulire gano? Mao bweyeebuuzizza.

 Okusika omuguwa okwamaanyi kukyagenda mu maaso muggwanga nga bannabyabufuzi abali ku ludda oluvuganya gavumenti bagamba nti kikafuuwe okukkiriza akalulu ka sayansi.

URN

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist