• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Eby'obufuzi

Mao: Aba NUP bafuna obuwumbi obusoba mu busatu naye tebabwogerako

Gambuuze by Gambuuze
February 17, 2022
in Eby'obufuzi
0 0
0
Mao: Aba NUP bafuna obuwumbi obusoba mu busatu naye tebabwogerako
0
SHARES
68
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kampala

Ssenkaggale w’ekibiina kya Democratic Party (DP), Norbert Mao atabukidde ekibiina kya National Unity Platform (NUP) ekiri ku ludda oluvuganya gavumenti olwa ssente ezisoba mu buwumbi 3 ze bafuna okuva mu mukago gwa Inter-party Organisation for Dialogue (IPOD) ze batayagala kwogerako.

Mao agamba nti ensimbi zino zaweebwa aba NUP okusobola okubayambako okutambuza emirimu gyabwe obulungi.

Bino we bijjidde nga NUP yaakamala okutegeeza nga bwetajja kutwala ssente okuva mu mukago guno ekiseera gye kinaakoma  nga Pulezidenti Museveni agukozesa okunyweza obukulembeze bwe obutaliimu bwenkanya.

“Kimanyiddwa nti  NUP yagaana okwegatta ku IPOD olw’ensonga ze twawa era tennafuna ku ssente yonna okuva mu IPOD eziweebwa ebibiina ebiri mu mukago guno. Byonna twabirina kuba Museveni byakozesa okwenyereza mu buyinza.” NUP bw’eyalaga mu Desemba wa 2021 ng’akalulu kaakagwa.

NUP ezze erumiriza ekibiina kya NRM okufuula omukago gwa IPOD ensisinkano y’okunywamu kaccaayi naye talina bigendererwa kunyweza demokulaasiya.

Okusinziira ku Mao omukago guno wadde abamu ku ludda oluvuganya baguwakanya naye ate gulina ebikulu abawakanya omukago guno bye batayogerako.

“Mutwebaze ffe abeekubya ebifaananyi n’okunywamu kacaayi, abamu ku baali bawambibwa ne basibwa bayimbulwa. N’ekirala ssente eziweebwa  ebibiina ebyenjawulo ebirina ababaka z’ayongerwako. Era kati abamu balya nnyama ate abalala balyamu ssupu.” Mao bw’annyonnyodde.

Ono asabye ab’oludda oluvuganya okulabira ku nsi nga Tanzania  abavuganya gye basisinkanira ne gavumenti eri mu buyinza ne babaako bye bakkaanya kuba enkola eno ejja kusobola okutwala eggwanga mu maaso.

Ku nsonga eno,  Ssaabawandiisi wa David Lewis Rubogonya  agamba nti ng’ekibiina bagenda kufulumyawo ekiwandiiko ekitangaaza ku nsonga zonna ezoogeddwa abanene ab’enjawulo.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist